Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kittavvu ky'ensimbi z'abakozi ekya National Social Security Fund (NSSF), kirangiridde nti kituuse ku buzito bwa Trillion 20,...
Omubaka omukyala owa district ye Tororo Sarah Opendi ayanjulidde Parliament ebbago eppya erirungamya abantu okufuna embuto nebazaala abaana nga beyambisa...
Abadde Ssaabapolice wa Uganda Martin Okoth Ochola mu butongole awaddeyo wofiisi eri abadde omumyuka we Maj Gen Tumusiime Katsigazi,agenda okugikuuma...
Ssentebe w'akakiiko ka parliament akalondoola ensaasaanya y'ensimbi z'omuwi w'omusolo Mohammed Muwanga Kivumbi asindiise ba mbega ba police abatuula ku kakiiko...
Minister w'ensonga zomunda mu ggwanga Maj. Gen Kahinda Otafiire atendereza ssabapolice w'eggwanga agenda okuwummula Martin Okoth Ochola, olw'emirimu gyakoledde police...
Ababaka ba Parliament batuula bufoofoofo olw'obufere obubakolebwako, okuyita ku ssimu era bangi banyagiddwako ensimbi zabwe. Amyuuka sipiika wa Parliament Thomas...