Emmotoka egaanye okusiba n’esaabala bodaboda ne mmotoka endala ku nkulungo ya Nantawetwa by Namubiru Juliet May 2, 2024 0 Akabenje kagudde ku nkulungo ya Nantawetwa ku Lubaga Road mu Kampala, emmotoka esaabaza eby'amaguzi kika kya Town Ace UAT 286J... Read more
Katikkiro Mayiga alagidde bassenkulu b’ebitongole bya Buganda okwongera okuzimba enkolagana ennungamu wakati wabwe n’abakozi bebakulembera by Namubiru Juliet May 2, 2024 0 Ba ssenkulu b'Ebitongole by'Obwakabaka byonna basabiddwa okunyweeza Obumu n'Okuwagirangana, bayambeko mu nkulaakulana y'Obwakabaka eyannamaddala. Bwabadde asisinkanye bassenkulu b'ebitongole by'Obwakabaka ku... Read more
Police ya Uganda erabudde abavubuka abagenda okwegatta ku police – muyite mu makubo amatuufu temugaba nguzi by Namubiru Juliet May 2, 2024 0 Police efulumizza enteekateeka egenda okugobererwa mu kugezesa (interviews) abantu abagala okugyegattako, yakumala wiiki namba okwetoloola ebitundu by'eggwanga ebyenjawulo. Enteekateeka eno... Read more
President Museven akalambidde nti mu Uganda temuli bbula lya mirimu wabula bantu bebagaanye okukyusa endowooza yabwe – abantu 58 baweereddwa emidaali mu kukuza olunaku lw’abakozi olwa 2024 by Namubiru Juliet May 1, 2024 0 President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, akalambidde nti Uganda teriimu bbula lya mirimu, nti wabula bantu abakyagaanye okukyusa... Read more
CBS FM ekwebaza ku lunaku luno olw’abakozi okujiwulirizanga yonna gyooli gy’okakkalabiza emirimu gyo by Namubiru Juliet May 1, 2024 0 Read more
Emisaala gy’abakozi kikyali kizibu kinene mu nsi yonna – waliwo abaasasulwanga obutu bw’omunnyo by Namubiru Juliet May 2, 2024 0 Buli nga 01 May, olunaku lwabakozi, ensi ezenjawulo olunaku luno luzikuza mu ngeri yanjawulo nga mwemuli abalufuula olunaku olwokuwumula, abalala... Read more
Okukuza olunaku lw’abakozi – abakozi mu bibiina ebyenjawulo nga bakulembeddwamu bannamawulire bakyakukkuluma olw’embeera mwebakolera by Namubiru Juliet May 1, 2024 0 Okukuza olunaku lw'abakozi olw'ensi yonna, mu Uganda ebikujjuko ebikulu bikwatiddwa ku kisaawe ky'ettendekero lya St Leo's College e Mukabura, mu... Read more
Bungereza etadde envumbo ku sipiika wa Parliament Anita Among n’abaali ba Minister ba Uganda 2 – parliament ya Uganda eyanukudde by Namubiru Juliet April 30, 2024 0 Bungereza etadde envumbo ku Sipiika wa Parliament Annet Anita Among wamu n'abaali ba minister ba Karamoja Agnes Nandutu ne Mary... Read more
Nnabagereka Naginda atongozza kaweefube w’okulwanyisa endwadde z’emitwe – abantu abagwa eddalu beyongedde by Namubiru Juliet April 30, 2024 0 Nnaabagereka Sylvia Nagginda atongozza ensawo ey`okusonderamu ssente ez`okuyambako mu kujanjaba n`okumanyisa abantu ebikwata ku ndwadde z'emitwe. Ensawo eno etongolezeddwa mu... Read more
Omuzigu awambye amaka e Ndejje mu Wakiso n’atemaatema abaana – asoose kusaba sente obukadde bwa shs 5 by Namubiru Juliet April 29, 2024 0 Omuzigu atanategeerekeka mannya awambye amaka n'atemaatema abaana 3, baddusiddwa mu ddwaliro nga bali mu mbeera mbi. Ettemu lino libadde mu... Read more