Ekitongole ky'ebibalo mu ggwanga ki Uganda Bureau of Statistics - UBOS kifulumizza ebyava mu kubala bannauganda nga bali obukadde 45,935,046. Emiwendo gino givudde mu kubala...
Akakiiko ka parliament akalondoola entambuza y'emirimu mu bitongole bya government aka COSASE,kalagidde ssenkulu w'ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw'ensi ki NEMA...
President wa Kenya William Ruto ayimirizza eby'okussa omukono ku tteeka eribadde lifuuse nattabula, era nga libaddemu emisolo emiggya egireetebwa. Etteeka...
BannaKenya bawezezza wiik nnamba nga bekalakaasa, nga bawakanya egimu ku misolo emiggya gyebagamba nti gibanyigiriza. Okwekalakaasa okwatandikidde mu mirembe kwabasobyeko...