Kooti egobye omusango ogubadde guvunaanibwa ba Commissioner ba Parliament ogwawaabwa Bweete Daniel, eyagisaba erangirire nti akasiimo akaabaweebwa tekaali mu mateeka....
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni, awanjagidde abakulembeze b'ennono mu Uganda okulwana bwezizingirire basige empisa ez'obuntu mu bavubuka, eggwanga lino...
Emirambo 7gikyabuliddwako bannyinigyo, ku bantu 21 abaafiiridde mu kasasiro eyabumbulukuse e Kiteezi mu Kyadondo n'aziika amayumba. Enjega eno yagwawo mu...
Police ekutte omusajja agambibwa okuziingaziinga omwanawe Kyola Morgan mu katimba k'ensiri, oluvanyuma namusiba ku muti. Omukwate ye Lukwago David myaka...
Emirambo 21 gyejaakayiikuulwa e Kiteezi mu Kyadondo, ewaabumbulukuse entuumu ya Kasasiro n'abaziika. E Kiteezi KCCA gyebadde eyiwa kasasiro yenna ava...
Abantu 12 bakakasiddwa nti bafiiridde mu njega y’okubuumbulukuka kw'entuumu ya kasasiro nerugwiira abantu e Kiteezi, songa abalala 10 banunuddwa. Ebintu...