Derrick Kakooza yegasse ku club ya KF Terbuni eya Albania by Namubiru Juliet February 24, 2025 0 Omuteebi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Derrick Kakooza, mu butongole yegasse ku club ya KF Terbuni... Read more
Omulangira Daudi Ggolooba aseeredde – wakuterekebwa nga 25 February,2025 by Namubiru Juliet February 24, 2025 0 Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, abikidde Obuganda, olw'okuseerera kw'Omulangira Daudi Golooba avudde mu bulamu bw'ensi, ku myaka 71... Read more
Okusoma edduwa y’omugenzi Omuzaana Hajjat Sarah Namusisi Kakungulu – Omulangira Kassimu Nakibinge asabye government eyongere sente mu by’obulamu ebisookerwako by Namubiru Juliet February 23, 2025 0 Omulangira Dr.Hajji Kassim Nakibinge Kakungulu asabye governent okwongera amaanyi mu byobulamu n’Obujjanjabi obusokerwaako. Agambye nti eby'obulamu ebisookerwako bikwata ku bulamu... Read more
Abawuliriza ba CBS FM baweereddwa ebirabo okuva mu NEMA- bakubiriziddwa okubunyisa enjiri y’okukuuma Obutonde bw’ensi by Namubiru Juliet February 23, 2025 0 CBS FM ng'ekolera wamu n'ekitongole ky'obutonde bw'ensi mu ggwanga ekya NEMA bawaddeyo ebirabo ebisiima abawukiriza ba CBS FM abawera 30... Read more
Luwalo Lwaffe 2025 atongozeddwa – n’okukubiriza abantu okunyiikira okulima emmwanyi by Namubiru Juliet February 23, 2025 0 Enkola ya Luwalo Lwaffe ey’omwaka 2025 etongozeddwa mu luggya lwa Bulange e Mmengo. Mu nkola eno abantu ba Kabaka okuva... Read more
Kiiza Besigye charged and further remanded by Nakawa Court by Namubiru Juliet February 21, 2025 0 Opposition politician Retired Col Dr Kizza Besigye, Hajji Obeid Lutale Kamulegeya and Captain Denis Oula have been arraigned before the... Read more
Omuliro gusaanyizaawo akatale ke Kataawo mu district ye Bugiri by Namubiru Juliet February 21, 2025 0 Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gusaanyizaawo akatale k'abasuubuzi ake Kataawo mu Municipality ye Bugiri. Sentebe we kyalo kino Bazibu Musa agamba nti... Read more
Abatuuze ku mwalo gwe Bugiri Wakiso bekubidde enduulu mu kakiiko k’eddembe ly’obuntu olwa government obutabazimbira ddwaliro mu kitundu by Namubiru Juliet February 21, 2025 0 Abatuuze abawangalira ku mwalo gwe Bugiri mu town council ye Katabi mu district ye Wakiso bawanjagidde government ng'eyita mu ministry... Read more
Government ereeta tteeka eriwera ebivvulu by’abayimbi ku masomero – n’erabula n’abasomesa abazeemu okukuba abayizi okukikomya by Namubiru Juliet February 20, 2025 0 Ministry yebyenjiriza ekakasizza nti emaze okubaga amateeka agawera abayimbi abambala enkunamyo mu masomero, okuvunana amasomero agawa ebibonerezo ebikakali eri abaana... Read more
Omuzaalisa agambibwa okwebulankanya ku mulisa ng’ate asasulwa – asindikiddwa ku alimanda e Koboko by Namubiru Juliet February 20, 2025 0 Kkooti enkulu e Koboko esindise omusawo Adokorach Gloria ku alimanda oluvannyuma lw'okwegaana omusango gw'okufuna ensimbi obukadde 40 mu lukujjukujju n'okulagajjalira... Read more