Ssaabasajja Kabaka asaasidde eklezia olw’okufa kwa Paapa Francis by Namubiru Juliet April 25, 2025 0 Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde Ppaapa Francis, eyava mu bulamu bw'ensi ku Easter Monday nga 21 April,2025 Obubaka... Read more
Katikkiro Mayiga akubirizza abantu okujjumbira okuwandiika nÓkusoma ebyafaayo by Namubiru Juliet April 24, 2025 0 Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga ajjukzza bannansi okwaagala nÓkwettanira ennyo okusoma nÓkuwandiika ebyafaayo, kiyambeko emijiji egiriddawo obuteerabira biba... Read more
Amawanga agaatwala abasirikale okukuuma emirembe e Somalia galaajanidde African Union – ensako y’abasirikale ekyabuze by Namubiru Juliet April 24, 2025 0 Amawanga agaawaayo Abajaasi okukwasizaako government ya Somalia okukuuma emirembe gasobeddwa ,oluvannyuma lwÓbutafuna nsimbi zegawa baserikale kutuukiriza biruubirirwa byago. Ensimbi obuwumbi... Read more
Abantu ba bulijjo emitwalo 50,000 bebaakakuba eriiso evvanyuma ku mubiri gwa Paapa Francis by Namubiru Juliet April 24, 2025 0 Emitwalo n'emitwalo gy'abakungubazi gikwatiridde okwetoloola ekibaangirizi kya St.Peter's Square e Vatican, nga bonna balina essuubi erituuka munda mu lutikko okukuba... Read more
NRM etandise okuwandiisa abeegwanyiza okugikwatira bendera ku bifo ebyenjawulo akalulu akajja 2026 by Namubiru Juliet April 24, 2025 0 Ekibiina ekiri mu buyinza ki NRM olwaleero mu butongole lwekitandiika okussa mu nkola enteekateeka yaakyo ey'okulondesa abakulembeze b'ekibiina abanaakikwatira bendera... Read more
Omulamuzi Dr. Flavian Nzeija alayiziddwa ng’omumyuka wa Ssaabalamuzi wa Uganda by Namubiru Juliet April 23, 2025 0 Omulamuzi Dr. Flavian Nzeija alayiziddwa ku kifo kyomumyuka wa Ssaabalamuzi wa Uganda okudda mu bigere by'Omulamuzi Richard Buteera ayawumudde... Read more
Aba Sanyuka Films Uganda baleese “Kimote” ekwata ku migaso gy’olubugo – Katikkiro Mayiga yebazizza bannabitone by Namubiru Juliet April 23, 2025 0 Obwakabaka bwa Buganda bulambise nti okukwata ku bavubuka okusitula ebitone ly'erimu ku makubo agagenda okuyambako abantu okuzuula ebitone n'Obuyiiya, wamu... Read more
Ebika 18 byebyakewandiisa okwetaba mu mpaka z’Ebika by’Abaganda 2025 by Namubiru Juliet April 23, 2025 0 Nga Obuganda bwetegekera emipiira gy'ebika bya Baganda egy'omwaka guno 2025, ebika 18 byonna bye byakewandisa okuvuganya mu mpaka zino.... Read more
Ekkanisa ya Uganda etandise enteekateeka z’okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo 2025 – obukiika kkono bwa Uganda bwebukulembeddemu by Namubiru Juliet April 23, 2025 0 Ekkanisa ya Uganda etongozza olukiiko olugenda okuteekateeka okulamaga ku kijjukizo ky'abajulizi e Namugongo omwaka guno 2025, nga 03 June.... Read more