Abasuubuzi b’ente n’abakinjaaji mu lufula ya City Abattoir ku luguudo lwa portbell bekumyemu ogutaaka nebakunkumula ssente wa lufula eno omukono mu kibya nga bagoberera ekiragiro ky’omukulembeze w’eggwanga kukukyuusa obukulembeze bw’obutale mu kampala.Abbey Mugumba ssentebe wa lufula eno, jjo yawonye okuganjambulwa abasuubuzi bano abazingamizza emirimu mukifo kino era leero bakedde kuwamba yafeesi