• Latest
  • Trending
  • All
Omusuubuzi Aponye afiiridde mu kabenje

Minister alagidde abakozi mu wofiisi y’ettaka e Luweero bagobwe

July 6, 2023
Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 18, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Minister alagidde abakozi mu wofiisi y’ettaka e Luweero bagobwe

by Namubiru Juliet
July 6, 2023
in Amawulire
0 0
0
Omusuubuzi Aponye afiiridde mu kabenje
0
SHARES
104
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Minister wéby’ettaka Judith Nabakooba alagidde abakozi bonna abakolera ku ofiisi y’eby’ettaka e Bukalasa mu district ye Luweero bayimirizibwe ku mirimu.

Abazigu baamenya ofiisi y’eby’ettaka e Luweero nga 21 June,2023  nebakuuliita n’ebyapa by’ettaka ebiwerako computer, n’ebiwandiiko wakati mu kwemulugunya ku vvulugu ali ku ofiisi eno.

Mu bbaluwa eri omuteesiteesi omukulu owa Ministry y’eby’ettaka ku nkomerero ya June 2023, Minister Nabakooba yalagidde abakozi ababadde mu offisi eno  bawummuzibwe oluvannyuma lw’okuzuula vvulugu eyotobese mu ngeri emirimu gya ofiisi eno gyegikolebwamu omuli okugaba ebyapa nébirala.

“All key staff currently serving at Bukalasa Ministrial Zonal office should be suspended with immediate effect untill cleared by investigations of police”

Bino bijjidde nga Poliisi ne bitongole ebikuuma ddembe ebirala biri mu kunoonyereza ku ngeri abazigu gyebamanyamu ofiisi zino nga ate waaliwo abakuumi.

Ensonda zitegezzezza nti mu vulugu eyakazuulwa abadde mu offisi eno, kwekuli okubeera ng’amasanyalaze gabadde gavaavako kyokka nga ne generator eyateekebwawo ku ofiisi eno tebeeramu mafuta nga kino kibadde kisanyalazza nnyo emirimu.

Mu birala ebizuuliddwa; nti abakozi mu ofiisi eno babadde bekobaana ne bannakigwanyizi nebakyusa ebyapa by’ettaka by’abantu mu ngeri ey’olukujjukujju n’okukyusa obwananyini bw’ettaka awatali  kugoberera nambika ntuufu eya ministry y’ebyettaka.

Ensonda era zongedde okutegeeza CBS nti Minister Nabakooba akizudde nti abamu ku bakozi ba ofiisi eno babadde bateeka ebyapa ebifu ku system y’ebyapa by’ettaka okumala ekiseera nga kya mwezi gumu, okusobozesa bannakigwanyizi okufera abantu nga babalaga ngébyapa bwebiri ebituufu, oluvannyuma nebabiwanduukululayo ku system mu ngeri emeenya amateeka.

Vulugu omulala azuuliddwa nti abakozi b’eby’ettaka ku ofiisi eno babadde bekobaana n’akakiiko k’ebyéttaka mu district ye Luweero okunyaga ettaka lya government  nga bakolaganira wamu ne ba bbulooka b’ettaka, era nga kino kyekibadde kiviirako abantu okusengulwa okuva ku bibanja byabwe mu ngeri emeenya amateeka.

Mu bbaluwa eno, Minister Nabakooba yewuunyizza engeri ofiisi eno gyeyazzeemu okukola, nga n’abamu ku bakozi abagambibwa okwenyigira mu  vulugu ali mu ofiisi eno tebanaba kuwaayo alipoota eri abakulu ba ministry ku ngeri obunyazi buno gyebwakolebwamu.

Minister Nabakooba alagidde omuteesiteesi omukulu mu minister y’eby’ettaka Dorcus Wagima Okalany ateekeyo abakozi abalala mu bwangu wamu n’okuteekawo enteekateeka ey’okutereeza vvulugu ali ku ofiisi eno.

“A comprehensive report be presented within 3 months spelling out Actions and recommendation made to clean the land office”

Minister Judith Nabakooba wabula bw’atuukiriddwa CBS  okubaako kyayongera okuttaanya ku biragiro byeyawadde agaanye okubaako byayongera okuttaanya.

Ate kawefube wokufuna Omuteesiteesi omukulu mu ministry y’eby’ettaka Okalany Dorcus agudde butaka.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza
  • Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025
  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -