• Latest
  • Trending
  • All
Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

June 25, 2026
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

August 4, 2026

Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

August 3, 2026

Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

August 3, 2026

Kooti esingisizza abantu 9 emisango gy’okutta Susan Magara

August 3, 2026

Kaliisoliiso wa government awakanyizza eky’okuyimbula abakozi ba parliament ku kakalu kaayo – bavunaanibwa emisango gy’obulyake n’obukenuzi

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Uganda ewangudde emidaali 3 mu Commonwealth Games 2026 e Glasgow Scotland

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Brig. Gen Asaph Mweteise Nyakikuru alondeddwa okukola ng’omuduumizi w’eggye erikuuma president erya SFC

August 3, 2026

Government ya Uganda eteekateeka kuzimba ssundiro ly’amasannyalaze e Ntinda

August 3, 2026
Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

August 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Entertainment

Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

by Namubiru Juliet
June 25, 2026
in Entertainment
0 0
0
Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse
0
SHARES
72
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ekyuma kya government ekikebera endagaluse kikakasizzaako abaana 4 bokka ku baana 25 abaakebereddwa,  okuzuula abaana b’omuyimbi omugenzi   Paul Job Kafeero.
Ebifulumziddwa nga byayisiddwa mu magezi ga science, biranze nti abaana 4 okuli Benedicto Kafeero, Simon Peter Kafeero, Thomas Swaz Kafeero ne Elizabeth Nagawa Kafeero nti bebokka abaana Kafeero beyaleka ku nsi.
Bifulumiziddwa abakugu mu kwekebeggya endagaluse (DNA) ku mukolo ogubadde ku kitebe kya police e Naguru.
Gwetabiddwako  abaana bonna 25 abaakebereddwa, ba Nnyabwe n’aboluganda lwa Kafeero.
Embeera okutuuka wano yava ku baana  okufuna obutakkaanya nga bakaayanira emmaali y’omugenzi, naabamu okwagala okumanya ekituufu kubanga babadde batandise okuzaala baana bannabwe naye nga tebamanyi kituufu ku buzaale bwabwe.
Abaana abamu baasalawo okuddukira eri eyali minister w’abaana Balam Barugahare Ateenyi, nga bagala kuyambibwa bakeberebwe bazuule ekituufu n’okumalawo endooliito.
Mu ngeri yeemu waliwo abaddukira mu kooti nga bagala nabo bayambibwe, era kooti neeragira ebisigalira bya Kafeero biziikulweyo aggibweko endagabutonde zikeberebwe wamu n’abaana bonna.
ACP Andrew Mubiru akulira okukebeera DNA mu police,  agamba nti bagoberedde amateeka gonna nga bakola enteekateeka eno.
Minister Baram asinzidde ku police e Naguru naagumya abaana 21 ababadde beyita aba Kafeero abatayisemu, nti government weeri egyakubalabirira.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda
  • Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School
  • Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi
  • Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo
  • Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist