• Latest
  • Trending
  • All
President wa NUP Robert Kyagulanyi atuusiddwako obuvune  police bwebadde emugumbulula n’abawagizi be e Kira – balumiriza nti yandiba ng’akubiddwa essasi mu kugulu

President wa NUP Robert Kyagulanyi atuusiddwako obuvune police bwebadde emugumbulula n’abawagizi be e Kira – balumiriza nti yandiba ng’akubiddwa essasi mu kugulu

September 3, 2024
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

August 4, 2026

Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

August 3, 2026

Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

August 3, 2026

Kooti esingisizza abantu 9 emisango gy’okutta Susan Magara

August 3, 2026

Kaliisoliiso wa government awakanyizza eky’okuyimbula abakozi ba parliament ku kakalu kaayo – bavunaanibwa emisango gy’obulyake n’obukenuzi

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Uganda ewangudde emidaali 3 mu Commonwealth Games 2026 e Glasgow Scotland

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Brig. Gen Asaph Mweteise Nyakikuru alondeddwa okukola ng’omuduumizi w’eggye erikuuma president erya SFC

August 3, 2026

Government ya Uganda eteekateeka kuzimba ssundiro ly’amasannyalaze e Ntinda

August 3, 2026
Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

August 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President wa NUP Robert Kyagulanyi atuusiddwako obuvune police bwebadde emugumbulula n’abawagizi be e Kira – balumiriza nti yandiba ng’akubiddwa essasi mu kugulu

by Namubiru Juliet
September 3, 2024
in Amawulire
0 0
0
President wa NUP Robert Kyagulanyi atuusiddwako obuvune  police bwebadde emugumbulula n’abawagizi be e Kira – balumiriza nti yandiba ng’akubiddwa essasi mu kugulu
0
SHARES
140
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Police etandise okunoonyereza ku buvune president w’ekibiina ki National Unity Platform bwafunye, mu kavuvungano akabaddewo wakati w’Abawagizibe ne police e Bulindo mu Kira municipality mu district ye Wakiso leero nga 03 September,2024.

Police ng’eyita mu mwogezi waayo Kituuma Rusoke, egamba nti Robert Kyagulanyi Ssentamu yeetabye bulungi mu kusaba okubadde okwokwebaza katonda olw’obuweereza bwa Munnamatekaawe George Musisi, era omukolo guno guwedde mu ddembe.

Police  egambye nti mukolo oluwedde Robert Kyagulanyi Ssentamu ne banne nebasiibula, wabula batandikiddewo okukuba Olukungaana mu luguudo olutabadde mu mateeka, ekigiwalirizza okukozesa omukka ogubalagala okugumbulula ababadde balweetabyeemu.

Kiteeberezebwa nti mu kavuvungano kano Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu afunye ekisago ku Kugulu, abawagizibe kyebagambye nti libadde ssasi.

Kyagulanyi Ssentamu oluddusiddwa abawagizibe mu mmotoka buyonjo atwaliddwa ku ddwaliro lya Najaeem Medical Centre e Bulindo okufuna obujjanjabi, Oluvannyuma natwaalibwa mu ddwaliro e Nsambya okufuna Obujjanjabi.

Kituuma Rusoke omwogezi wa police mu ggwanga, ategeezezza nti bakufulumya alipoota enzijuvu nga bamaze okunoonyereza n’okwetegereza byonna ebiddiridde mu kavuvungano ako.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda
  • Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School
  • Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi
  • Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo
  • Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist