• Latest
  • Trending
  • All
Olutalo lw’okutaasa obutonde bw’ensi – ba ssentebe b’ebyalo balabuddwa ku ky’okuteeka emikono ndagaano z’okugula ettaka eriri mu ntobazi n’ebibira

Olutalo lw’okutaasa obutonde bw’ensi – ba ssentebe b’ebyalo balabuddwa ku ky’okuteeka emikono ndagaano z’okugula ettaka eriri mu ntobazi n’ebibira

April 2, 2025
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

July 8, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC

July 8, 2026
Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

July 8, 2026
President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

July 8, 2026
Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

July 7, 2026
Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

July 7, 2026
Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

July 7, 2026
Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

July 7, 2026
Auto Draft

Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y’omwaka 2026 – ya buwumbi 409

July 6, 2026
Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

July 5, 2026
Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

July 5, 2026
Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

July 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Olutalo lw’okutaasa obutonde bw’ensi – ba ssentebe b’ebyalo balabuddwa ku ky’okuteeka emikono ndagaano z’okugula ettaka eriri mu ntobazi n’ebibira

by Namubiru Juliet
April 2, 2025
in Nature
0 0
0
Olutalo lw’okutaasa obutonde bw’ensi – ba ssentebe b’ebyalo balabuddwa ku ky’okuteeka emikono ndagaano z’okugula ettaka eriri mu ntobazi n’ebibira
0
SHARES
163
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abakulira obutonde bwensi mu district ye Wakiso baagala abakulembeze b’ebitundu bakulemberemu kaweefube w’okutaasa obutonde bw’ensi, naddala ba ssentebe b’ebyalo nga bagaana okussa emikono ku ndagaano z’okugula n’okutunda ettaka eriri mu ntobazi n’ebibira.

Bino bituukiddwa ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’obutonde bw’ensi mu Wakiso, ku kyalo Mikka mu muluka gwe Kyanuuna mu Namayumba town council mu district ye Wakiso.

Rebbecca Bukenya Ssabaganzi akuliria ekitongole ky’obutonde bwensi n’ebyobugagga eby’ensibo agamba nti abakulembeze ku buli mutendera balina okussaawo enkola ezirabwako era ezisobola okussibwa mu nkola okutaasa obutonde, omuli ne ba ssentebe b’ebyalo okugaana abasenga mu ntobazi eziri mu bitundu byebakulembera.

Asabye buli muntu okutunuulira entobazi n’ebibira nti bulamu bwaffe, nga n’olwekyo buli muntu alina okubaako kyakola mu lutalo lw’okutaasa obutonde omuli n’okuzira okukozesa obuveera obutakkirizibwa mu mateeka.

Abatuuze nga bakulembeddwamu Maj Gen Sam Kiwanuka bagamba nti bali mukusoberwa olw’okuba nti kyalo kyonna ekya Mikka kiri mu lutobazi, era nga tebamanyi kigenda kuddirira.

Mu nteekateeka y’okutaasa obutonde bw’ensi government egamba nti yetaaga  ensimbi eziri mu buwumbi bwa dollar ya  28, ng’omwaka 2030 tegunayita, nga zino mu za Uganda ze trillion nga 103 n’obuwumbi 600.

Uganda eyongedde okukosebwa olw’okutaagulwa kw’obutonde bw’ensi naddala entobazi, eky’ongedde amataba naddala mu kibuga ky’eggwanga ekikulu Kampala, amazzi g’ennyanja Nalubaale gatandiae okukyusa langi negafuuka kiragala, ekyolekedde abantu okukwatibwa endwadde eziva ku mbeera eno.

Minister w’ebyensimbi, Matia Kasaija, mu bubaka bwatisse ssentebe w’akakiiko ka parliament akavunanyizibwa ku kutaasa obutonde,  Lawrence Biyika, mu kuggulawo olukungaana lw’okutakabanira obuvujjirizi bw’obutonde olw’okubiri, agambye nti kyekiseera abakwatibwako ensonga okwongera ensimbi mu by’obutonde awatali kwesongamu lunywe.

Dr. Maria Nantongo, omukugu okuva mu ssetendekero wa Makerere University Business School, (MUBS), e Nakawa, agambye nti wakyaliwo obwetaavu mu kunoonyereza n’okukungaanya ebikwata ku biviirako okutyoboola kw’obutonde, nokwongera okumanyisa abantu eky’okukola okwewala okubutyobola.

Mary Gorretti Masadde, ssenkulu wa Uganda Institute of Banking and Financial Services, (UIBFS), asinzidde mu lukungaana luno naagamba nti baliko enteekateeka zebaatandisewo nga bank z’ebyobusuubuzi,  ssizaakuddamu kuwola basiga nsimbi mu bintu ebityoboola obutonde.

Bisakidswa: Tonny Ngabo ne Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government
  • KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC
  • Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu
  • President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana
  • Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist