• Latest
  • Trending
  • All
Okukuza olunaku lw’obutonde bw’ensi mu Uganda – Ffenna wamu tusobola okulwanyisa okumansamansa ppulasitiika

Okukuza olunaku lw’obutonde bw’ensi mu Uganda – Ffenna wamu tusobola okulwanyisa okumansamansa ppulasitiika

June 25, 2025

Muwanga Kivumbi eyali omubaka wa Butambala ayiimbuddwa ku kakalu ka kooti – awerennemba na misango gya Butujju

July 9, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

July 8, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC

July 8, 2026
Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

July 8, 2026
President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

July 8, 2026
Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

July 7, 2026
Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

July 7, 2026
Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

July 7, 2026
Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

July 7, 2026
Auto Draft

Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y’omwaka 2026 – ya buwumbi 409

July 6, 2026
Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

July 5, 2026
Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

July 5, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Okukuza olunaku lw’obutonde bw’ensi mu Uganda – Ffenna wamu tusobola okulwanyisa okumansamansa ppulasitiika

by Namubiru Juliet
June 25, 2025
in Nature
0 0
0
Okukuza olunaku lw’obutonde bw’ensi mu Uganda – Ffenna wamu tusobola okulwanyisa okumansamansa ppulasitiika
0
SHARES
144
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Uganda yegasse mu nsi yonna okwefumiitiriza n’okusala amagezi ku birina okukolebwa okutaasa obutonde bw’ensi, n’emigigi egirijja gibweyagaliremu.
Emikolo emikulu giri mu district ye Kabale, ku ssomero lya Kigezi high school.
Olunaku luno lwakutambulira ku mulamwa ogugamba nti “Ffenna wamu tusobola okulwanyisa okumansamansa ppulasitiika ekivaako okukosa obutonde bw’ensi”.
Olunaku luno lwalina kukuzibwa nga 05 June,  wabula president naasaba lwongezebweyo okutuusa leero nga 25 June,2025.
Ssenkulu weekitongole ekitakabanira obutonde bwensi ekya National Environment Management Authority,  (NEMA), Dr Barirega Akankwasa, agambye nti baliko etteeka lyebateekateeka okwongera okuluma nokukola ku bantu abakyalemye okutaatira obutonde bwensi mu ggwanga.
Dr Barirega Akankwasa agamba nti mu Uganda ebintu ebya ppulasitiika ebikola ebitundu 9% byokka byebisobola okukolebwamu ebintu ebirala, nebigattibwako omutindo ssonga ebitundu ebirala 81% bigweera mu ttaka ekiviriddeko obutonde okwonooneka.
Dr Barirega agamba nti ku mikolo jino, balafuubana okulaba nti buli muntu ajjukizibwa omulimu gwe, ssi government yokka wabula nabuli muntu akwatibwako ensonga okwekubamu tooci oba kyalina okukola akikole bulungi okutaasa obutonde.
Omuli abantu ba bulijjo obutamansa buveerana bucupa bwebakozesezza, amakolero, ebitongole bya government n’abalala.
Wabula abamu ku bakulembeze mu government ezeebitundu ne banna Uganda e Kabale obuzibu mu kulemesa ensonga z’okulwanyisa obutonde bakyaziteeka ku government nti yetatafmddemu maanyi kimala okubaako byekola mu kuteekesa amateeka mu nkola.#
Bisakiddwa: Ddungu Davis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Muwanga Kivumbi eyali omubaka wa Butambala ayiimbuddwa ku kakalu ka kooti – awerennemba na misango gya Butujju
  • Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government
  • KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC
  • Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu
  • President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist