• Latest
  • Trending
  • All
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

July 8, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC

July 8, 2026
Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

July 8, 2026
President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

July 8, 2026
Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

July 7, 2026
Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

July 7, 2026
Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

July 7, 2026
Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

July 7, 2026
Auto Draft

Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y’omwaka 2026 – ya buwumbi 409

July 6, 2026
Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

July 5, 2026
Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

July 5, 2026
Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

July 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

by Namubiru Juliet
February 16, 2026
in Nature
0 0
0
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ekanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye obwannanyini ku ttaka okwaziikibwa eyali Ssaabalabirizi wa Uganda Jakaaliya Janaan Luwum e Muchuni mu district ye Kitgum.

Rev. Can. Aaron Mwesigye, director mu ministry y’empisa n’obutebenkevu mu kanisa ya Uganda, agamba nti ettaka okwaziikibwa Ssaabalabirizi Janaan e Muchuni lyali ly’abantu bonna ab’ekitundu, wabula kati baaliwaayo eri ekkanisa ya Uganda likulaakulanyizibwe.

Ren.Mwesigye agamba nti Janaan Luwum atutumudde Uganda era ensonga ez’okutumbula olunaku luno teziri ku Uganda yokka wabula munsi yonna.

Janaan Luwum ye Ssaabalabirizi omuddugavu eyasooka eyali atwali ekitundu omwali Uganda, Rwanda, Burundi,Kenya,Tanzania ne Bboga Zaire eyafuuka Democratic Republic of Congo.

Janaan Luwum yazaalibwa mu 1922 mu bendobendo lya Acholi era nga ye Ssaabalabirizi omuddugavu eyasooka era nga yeyasooka okufiira mu ntebe ng’akola emirimu gy’obuweereza.

Ssaabalabirizi Janan Jakaliya Luwumu yattibwa government ya president Idd Amin Dadda mu 1977, nga yali avunaanibwa olw’okwolesa obuvumu mu kulwanirira eddembe lyobuntu, okunywerera ku mazima n’okulwanirira omuntu waabulijjo.

Waali wakayita ennaku mbale nga government ekakasizza nti yali emukutte anoonyerezebweko ku bigambibwa nti yali agisekeeterera, wabula ate ebyaddirira government yeemu neemubika nti yali afiiridde mu kabenje.

Ekkanisa ya Uganda ng’ekuza olunaku luno, egamba nti okwogeraganya n’obumu, ly’ekkubo erisaanidde okukwatibwa, mu kiruubirirwa ekyokutebenkeza emirembe, oluvanyuma ly’akalulu ka 2026.

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda, The Most Rev. Dr. Samuel Steven Kazimba Mugalu ng’asinziirira mu bitundu bye Mucwiini, agambye nti banna Uganda basaanidde okufuga obusungu.

Janan Luwum yafuulibwa omuzira wa Uganda n’ensi yonna olw’okulwanirira eddiini, era yaweebwa olunaku olw’enjawulo okumujjukira, olukwatibwa buli nga 16 February, era luba lwakuwummula.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government
  • KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC
  • Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu
  • President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana
  • Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist