Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

Government ya Uganda mu butongole eyanjulidde parliament ebbago ly’etteeka erirambika bannansi okubeera n’omwoyo ogwagala ensi yabwe, okwewala okwenyigira mu bikolwa ebitumbula ebigendererwa by’abagwira, n’okuttattana obwetengereze bw’eggwanga Uganda. Etteeka lino, government yalituumye the Protection of Sovereignity Bill 2026,  ligendereddwamu okulambika n’okulondoola ensimbi zonna eziyingira eggwanga okuva mu bagwira, okulaba nti tezigenda mu kuvugirira ebikolwa ebitaataaganya obwetengereze … Continue reading Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government