Mu budde buno obw’okuzza abaana ku masomero, osobola okwetaba mu kazannyo Sabula Bbingo ku CBS n’owangula school fees emitwalo 500,000/=.
Wetabe mu kazannyo mu pulogulaamu ya TownShip Tunes buli lunaku okiva Monday – Friday, ku mukutu 89.2 CBS Emmanduso.
Eweerezebwa Mbaziira Tonny ne Sophie Tebi okuva ku ssaawa musanvu ez’emisana okutuuka ssaawa kkumi.