Katikkiro Charles Peter Mayiga n’ali n’abamu ku bakulembera CBS FMKatikkiro n’abamu ku bakozi ba CBS abaweereza ku mpewo za 88.8 ne 89.2 ( ekif.2024)Katikkiro n’abamu ku bakozi Abatunda ebikolebwa ku CBS (Ekif.2024)Katikkiro n’abamu ku bakozi ba CBS okuva mu bitongole eby’enjawulo (Ekif.2024)Katikkiro n’abamu ku bakozi mu bitongole by’amawulire ekya 88.8 n3 89.2(Ekif.2024)Akulira emirimu ku CBS Omukungu Robert Kasozi ng’ayaniriza Katikkiro Charles Peter Mayiga, abadde wamu ne minister w’ebyamawulire Owek. Israel Kitooke (ekif.2024)Akulira eby’ensimbi ku CBS, Christopher Bajjabayira ng’ayaniriza Katikkiro (ekif.2024)Ssenkulu wa CBS Omukungu Michael Kawooya Mwebe ne Internal Auditor wa CBS Omukyala Robinah Muwonge nga baaniriza Katikkiro Charles Peter Mayiga (ekif.2024)Akulira ekitongole kya CBS digital Omumbejja Aisha Nakalema ng’alaga Katikkiro ebikolebwa mu kitongole kyakulembera ( ekif.2024)