Katikkiro agguddewo Olusirika Lw’Olukiiko lwa Buganda ku Buganda Royal Institute e Mengo.

Image

Katikkiro agguddewo Olusirika Lw’Olukiiko lwa Buganda ku Buganda Royal Institute e Mengo. wansi w’omulamwa, “Okuzimba Obukulembeze obuzza Buganda ku Ntukko”. Katikkiro Charles Peter Mayiga akunze Obuganda okulonda abakulembeze okusinziira ku busobozi bwabwe sso si nzikiriza. Mayiga abadde ayogerako eri ababaka mu Lukiiko lwa Buganda agamba nti abantu okweyawula ku nsonga ze batalinaako buyinza, kizza ggwanga mabega.Okwawukanako n’entuula z’olukiiko endala, ku mulundi guno, ababaka batudde ku Buganda Royal Institute e Mmengo olw’ensonga za COVID-19.

Facebook Comments

Be the first to comment

Leave a Reply