• Latest
  • Trending
  • All
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

May 7, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

July 8, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC

July 8, 2026
Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

July 8, 2026
President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

July 8, 2026
Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

July 7, 2026
Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

July 7, 2026
Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

July 7, 2026
Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

July 7, 2026
Auto Draft

Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y’omwaka 2026 – ya buwumbi 409

July 6, 2026
Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

July 5, 2026
Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

July 5, 2026
Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

July 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

by Namubiru Juliet
May 7, 2026
in Nature
0 0
0
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu
0
SHARES
43
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Government yetondedde bannaUganda abasumbuyibwa ekizikiza olw’amasanyalaze agavavaako buli kadde, wabula neebasuubiza nti ekizibu kino kigenda kukolebwako mu bwangu ddala.
Minister wa Masanyalaze neby`obugagga eby`omuttaka Dr Ruth Nankabirwa, abadde mu lukuηaana  olw’ekitongole ekivunanyizibwa mu kubunyisa amasanyalaze mu ggwanga ekya Uganda Electricty Distribution Company ltd, naategeeza nti bwebaakyusa obuvunanyizibwa bw’amasanyalaze okubuggya mu kitongole kya UMEME okudda mu kya Uganda Electricity District Company Limited, emirimu givadde gitambula kasoobo.
Dr Ruth Nankabirwa agamba nti okusoomozebwa kwebakyalina okw’amaanyi y’engeri eyakasobo abakozi ba UEDCL gyebakolamu emirimu okuzzaako amasanyalaze mu bitundu gyegaba gavuddeko.
Minister era obuzibu obulala abutadde ku bannauganda ababaguza ebintu ebitatukanye na mutindo, ebyeyambisibwa mu kutambuza amasanyalaze.
Agambye nti kati UEDCL ketegedde obuzibu obujisomooza ate ng`efunye n`obukulembeze obupya, bajiragiidde ebizibu bino ebikoleko bunnambiro, bannansi bawone okubeeranga mu kibululu.
Ategezezza nti enkyukakyuka eyakoleddwa mu kitongole yakoleddwa lwakulongosa mirimu, wabula nalabula n’abakozi abalala abebakira ku mirimu mu kitongole kino, nti nabo bakufuumulwa ate baweebwe ne’bibonerezo ebikambwe.
Akolanga Ssenkulu w’ekitongole kya government ekivunanyizibwa ku masanyalaze ki Uganda Electricity Distribution Company Limited (UEDCL) Eng. Joselynne Rwakakooko eyakalondebwa mu kifo kino naye akoze ekyukakyuka mu bakozi mwawummuliza abamu, naalonderamu abalala.
Government wiiki emu emabega ewedde yeddiza obuyinza bw’ekitongole kino, era negoba eyali senkulu wakyo Paul Mwesigwa, n’eyali ssentebe wa board Lydia Ochieng Obbo .
Mukyukakyuka Rwakakooko zaakoze alonze abantu 8 okudda mu bifo okuli eky’ebyensimbi, eky’abakozi ,omubalirizi w’e bitabo,n’ebyekikugu ebirala.
Sylver Hategekimana alondeddwa okukola nga Chief Engineering and Technical Services , Isaac Katewanga okukolanga Chief Commercial Officer , Samuel Omoding yagenda okugira nga akulira abakozi ate Stephen Lungole nga yayogerako ekitongole kya Umeme,  alondeddwa  ng’omukwanaganya wa UEDCL n’amakampuni  amalala.
Abalala abalonddeddwa ye Nickson Ahabwe yakolanga omumyuka w’omubazi w’ebitabo, Richard Opiyo wa bya technology, Francis Ddamulira akolanga akulira eby’okusaba emirimu gya government, saako Christine Atuhaire agenda kumyuka akulira abakozi n’abalala.
Batandikiddewo obuwEereza bwabwe okulaba nga baterEeza ekitongole kino.
Akolanga senkulu omuGgya Rwakakooko asabye abalonddebwa bonna okuwEereza n’obwesimbu bakolere wamu okukyusa ekifaananyi ky’ekitongole ne ggwanga lyonna okutwalira awamu.
Bisakiddwa: Musisi John
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government
  • KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC
  • Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu
  • President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana
  • Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist