• Latest
  • Trending
  • All
Eno ye Ntanda 2024: Bakyawa mwannyoko – Ggwe osaba lubugo!

Eno ye Ntanda 2024: Bakyawa mwannyoko – Ggwe osaba lubugo!

October 22, 2024
Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

June 2, 2026
Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

June 1, 2026
Paul kafeero

Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be

June 1, 2026
Paul kafeero

Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi

June 1, 2026
Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

May 31, 2026
Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

May 31, 2026
Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

May 30, 2026
Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

May 30, 2026
UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

May 29, 2026
Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

May 29, 2026
Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

May 29, 2026
Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

May 28, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Archive

Eno ye Ntanda 2024: Bakyawa mwannyoko – Ggwe osaba lubugo!

by Namubiru Juliet
October 22, 2024
in Archive
0 0
0
Eno ye Ntanda 2024: Bakyawa mwannyoko – Ggwe osaba lubugo!
0
SHARES
132
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abamegganyi mu Program Entanda ya Buganda nga 21 October, 2024 ku 88.8 CBS Ey’obujjajja; Kamoga Kasajjalaaliwano ne Kalule Godfrey abaafunye obugoba 21, baasuumusiddwa okweyongerayo ku lumeggana oluddako, ate Ssegawa James Kisomose eyafunye obugoba 15 yawanduse.

Biibino ebibuuzo by’Entanda;
1. Tulina ekizigo okubeera ensolo ennyingi ate nga za bika by njawulo, kiyitibwa kitya?….. Eky’omukukumbo.

2. Nnakyeyo ne Muyoola balina mulimu ki gwebakola mu lubiri?………….. Gwakwera n’okuyoola ebisaaniiko mu lubiri.

3. Olugero: Mbuga ekwagala…………………….… Ekuzimbya ku lwazi.

4. Amannya ag’obuntu ag’omwami atwala essaza Buluuli………………….. Owek Robert Ssonko.

5. Tugamba ddi nti omwana ono ameze………………….. Kasita atandika emize egy’obutawulira bakulu.

6. Ani yawandiika ekitabo Gwosussa emmwanyi?……………………… Wycliffe Kiyingi.

7. Ensonga ssemasonga ya Buganda esookera ddala. ………….Okukuuma Okunyweza n’okutaasa Nnamulondo.

8. Ekimera kyebayita akafansonyi kifaanana kitya?………….. Akati akalinga akaddo nga bwokakoonako keewumbako.

9. Mu mulimu gw’obuyizzi mulimu omutendera gw’obuzizi, omuntu nga buli lwaziga ensolo tesangibwawo ayitibwa atya?……………………. Aziga bisubi.

10. Ekitongole ekikuuma emigigu gya Kabaka………………….. Ekimese.

11. Olugero: Bakunyaga n’ente………..Ne batakunyaga na muggyawo

12. Amannya ag’obuntu ag’omwami afuga essaza Mawogola…….. Owek. John Kankaka.

13. Bwetugamba nti emmwanyi zino zikungula tuba tutegeeza ki?……. Nti ziba zibaze nnyo.

14. Ani yawandiika ekitabo Jangu tutontome?………FX Mbaziira.

15. Ensonga ssemasonga ya Buganda ey’okuna. ………Okukola obutaweera.

16. Akafugankande kimera kafaanana katya? ………………….Katittiriri akalina obukoola obusiiwuukirivu.

17. Omuyizzi aziga ensolo, nga buli nsolo gyaziga mugisangako, aweebwa linnya ki? ………Kalinnyeewa.

18. Mu lubiri mulimu ekitongole ekyetikka emigugu gya Kabaka ng’aliko gyalaga, kiyitibwa kitya?…………. Ekikweya.

19. Olugero: Nkalye nkawulire…………..Asula teyeebase.

20. Amannya g’obuntu ag’omwami atwala essaza Bugerere……………. Owek Samuel Ssemugooma.

21. Omuntu bwakugamba nti ekintu gundi kyantuuka, aba ategeeza ki?………….. Omuntu okuba nga yakoowa ekintu.

22. Ani yawandiika ekitabo Nnamulanda?……………. Waalabyeki Magoba.

23. Ensonga ssemasonga ey’okutaano ……………….Obumu.

24. Ekimera kyebayita Olukwango, kifaana kitya?………….. Akaddo/ akatittiriri nga kaliko amaggwa.

25. Eryato lyebakola mu mbaawo zokka……………….. Emmanvu.

26. xxxxxxxxxxxx

27. Olugero: Amatole amanene…………… Teganyaga mwana.

28. Ebiryo ddi lwebiyitibwa empambo?………….. Ssinga biba bigenda kukozesebwa ku mukolo gw’okuziika.

29. Akagaali maanyi ga kifuba tebakavuga, bakakola batya? …….Kusotta.

30. Etteeka ekkulu ennyo ku kizigo. ………………Teboogererako.

31. Ekisoko, Okusula e Katugge kitegeeza ki? ……………Ye muntu eyaalyagadde okugenda emmanju ng’obudde bwa kiro naye nga waliwo ensonga emulemesa.

32. Bbendera ya Buganda erina langi bbiri Enjeru ne Blue,, ani yaziyiiya? ……………. Omulangira Yozefu Musanje.

33. Olugero: Bakyawa mwannyoko……………Ggwe osaba lubugo.

34. Mu balubaale mulimu abakazi, tuweeyo ebintu ebikulu omulubaale omukazi by’aziza okulya? Aziza okulya enkoko n’amagi.

35. Kkoyi kkoyi, nnina bakazi bange bafaanagana naye muwulenge yabaawukanya…….. Ekikajjo n’ebbanda.

36. Okubuuza Ssaalongo endeko, kisoko, kitegeeza ki?……… Okubuuza ekintu ekyangu.

37. Ekkanzu erina kakwate ki n’ettaka? ……….Ow’ekibanja awaayo ekkanzu (Ssente z’owaayo okusenga ekibanja ku ttaka)

38. Ani musumisi w’Abalangira N’abambejja? ………..Omutaka Kasujju Lubinga.

39. Ssinga omukazi aba awaata amatooke, omunwe ogumu ne gwesimba ng’agussa wansi, akoloka? ……. Ayongerako bwongezi bungi bwa mmere.

40. Olugero: Ssebusiru bwanjoka…………Zitta nnyinizo nti mmwe munaalamirawa.

41. Ennyumba eyitibwa Namiryango eye Bukeerere ezimbwa lwaki? ………..Kabaka mwakulira.

42. Kkoyi kkoyi, nnina mukazi wange alengera akasajja akakutte ku ggulu. ……….Okulengera olusozi nga lulinga olukutte ku bire.

43. Ekisoko Okuba mu lw’e Bukaleeba………………….., kitegeeza kubeera mu bizibu.

44. Ebibajjo by’omuti guno bissibwa mu kyogero ky’omwana omulenzi balabe ng’akula bulungi, muti ki? ………Muvule.

45. Emiziro gy’abaganda ebiri nga bimera , bya kiragala ate era nga biriibwa, byebbiriwa?………. Ekkobe n’empindi.

 

Bitegekeddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!
  • Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031
  • Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be
  • Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi
  • Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist