• Latest
  • Trending
  • All
Eno ye Ntanda: Omukulu abulwa ewuwe – tabaamu kitiibwa

Eno ye Ntanda: Omukulu abulwa ewuwe – tabaamu kitiibwa

November 10, 2023
Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

June 1, 2026
Paul kafeero

Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be

June 1, 2026
Paul kafeero

Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi

June 1, 2026
Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

May 31, 2026
Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

May 31, 2026
Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

May 30, 2026
Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

May 30, 2026
UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

May 29, 2026
Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

May 29, 2026
Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

May 29, 2026
Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

May 28, 2026
Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

May 28, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Eno ye Ntanda: Omukulu abulwa ewuwe – tabaamu kitiibwa

by Namubiru Juliet
November 10, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Eno ye Ntanda: Omukulu abulwa ewuwe – tabaamu kitiibwa
0
SHARES
385
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Mu Ntanda ya Buganda eya.nga 09 November,2023, abamegganyi; Kabuuka Jamir eyafunye obugoba 21 ne Nanteza Grace eyafunye obugoba 17 baasuumusiddwa okweyongerayo mu lumeggana oluddako mu program Entanda ya Buganda, ate Ssozi Nasur eyafunye obugoba 13 yawanduse.

Biibino ebibuuzo by’Entanda.
1. Olugero: Omukulu abulwa ewuwe – tabaamu kitiibwa

2. Abavubi balina ekigambo Lugembya, kitegeeza ki?  – Amasavu g’emmamba.
3. Ekitongole ky’amasannyalaze ekiyitibwa UEB kyatandika mwaka ki? – 1948

4. Nnamasole Muganzirwazza yaziikwa mu ssanduuuke, ani yagibajja? – Omuzungu omwawule Alexander Makaayi.
5. Okuba n’enziro ku mutima, kisoko kitegeeza ki? –
Okuba n’ettima

6. Ani musasi wa CBS okuva e Kalungu mu Buddu? –  Nsubuga Muzafaru

7. Tereeza ssentensi mu Luganda, Mmanyisa ensonga enkulu ekuleese – Mmanyisa ensonga ekuleese

8. Eminyololo gy’ebijanjaalo egifumbibwa negiriibwa n’ebikuta byagyo giweebwa linnya ki? –  Enkagga

9. Olugero: Ewava omukozi –  tewava mutango

10. Ekikolwa ky’abavubi okumala okutega nebasulirayo ddala kiweebwa linnya ki? – Okusula bbooda

11. Tuwe omwaka essimu y’okummeeza mweyatandikira okwogererwako mu Buganda? –  1913

12. Tuwe amannya g’abazungu ababiri abaaziika Nnamasole Muganzirwazza – Alexander Makaayi ne Mapeera

13. Ekisoko okuba nga Tolima kambugu n’omuntu –  Obutabaawo nankolagana na muntu

14. Munnamawulire wa CBS agasakira e Buweekula yaani? –  Ssebuufu Baanabakintu Kironde

15. Tereeza ssentensi mu Luganda olutuufu, Ono muliraanwa waffe – Ono muliraanwa waffe

16. Ekikolwa ky’empeke z’ebijanjaalo okutandika okukyusa langi, kiweebwa linnya ki? –  Okusala amaaso

17. Olugero: Omwenge mabinu – Atannagunywako tabinuka

18. Abavubi balina ekigambo okuyitako kitegeeza ki? – Ekikolwa ky’abavubi okuteekayo obutimba nebadda eka

19. Ekyuma ekikola ssukaali kyatandikibwa ddi e Lugazi? – 1924

20. Nnamasole Muganzirwazza yafa mu mwaka ki? –  1882

21. Ani asakira CBS e Butambala – Patrick Sserugo

22. Mmwe ababadde bayimba, kitereeze –  Mmwe mwabadde muyimba

23. Ekikolwa ky’ebijanjaalo okutandika okussa kiweebwa linnya ki? – Okuttulula

24. Obutabeeramu luyingo kisoko, kitegeeza ki? –  Butabaamu maanyi

25. Amyuka omuleezi w’engoma mujaguzo aweebwa linnya ki? – Omutaka Katula

26. Okutega mu kyole kisoko, kitegeeza ki? – Okukola ekintu kyogenda okufunamu ennyo

27. Olugero: Asiba mu mbuzi omuguwa –  Gwebabanja

28. Tuweeyo ensonga bbiri ezigaanyisa omulimi okusala ku mbidde empumumpu –  Ekitooke ekisajja tekisalwako mpumumpu, n’ okukyawula ku birala

29. Mu mannya g’abamasaza mulimu alina erinnya eritegeeza Omwami eyetwala, yaani? –  Ppookino

30. Omutaka akuuma engalabi Ttimba aba wakika ki? – Butiko

31. Obuti okusula enkoko mu nju yaazo, bulina erinnya buyitibwa butya? – Oluwe/Empe.
32. Olugero: Nnaakikubye – Tatuuka ku nsonga

33. Omuganda kiki kyayita empawulo? – Essonko omuvudde ekkovu

34. Omwana w’omulyazaamaanya tagwa nganzi, enganzi kyeki? – Ennyonta eva ku bukoowu

35. Abaganda bawanuuza nti omuti gwebayita omusa, mukazi, lwaki? – Kubanga gubaako ebintu ebiringa amabeere

36. Omunga enkejje ez’ennono z’akozesa okwalula abaana azijja mu ssaza ki? – Ssese

37. Mu lulimi oludda ku nsolo z’omunsiko mulimu ekigambo ekikunsu, kitegeeza ki? –  Embizzi ento

38. Lwaki essubi kyabuwangwa kya Baganda? –  Lisereka ennyumba n’okusogozesebwa omwenge

39. Engango y’engabo eweebwa linnya ki? –  Omuwambiro

40. Abaganda bawanuuza ku munya nga gugwiridde omuntu ku mutwe, gawanuuza ki? – Nti guba gumwambuluddeko byonna

41. Ba Kabaka ba Buganda babiri abaava ku Nnamulondo ate nebagiddako? – Kabaka Kiggala ne Mwanga II

42. Olugero: Eryomunaku –  Tekimumalaawo

43. Omuliro gwa Buganda bweguzikira, Kimbugwe ne Kaggo bafunayo erinnya eribagatta, lyeririwa? – Ba Ssemwandu

44. Abalunda embwa balina gyebayita ensole, yeeba etya? –  Akabwa akato akamalirizza okukuula amannyo

45. Essubi erisaliddwa nga lyakubikka lusuku liweebwa linnya ki? –  Eggugu

Bitegekeddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031
  • Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be
  • Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi
  • Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa
  • Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist