• Latest
  • Trending
  • All
Eno ye Ntanda: Akulira mu nda ya nnyina –  tabula kyamuggyako

Eno ye Ntanda: Akulira mu nda ya nnyina –  tabula kyamuggyako

November 10, 2023
Prof.Livingstone Luboobi eyali  Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025

Prof.Livingstone Luboobi eyali Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025

July 16, 2025
Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology

Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology

July 16, 2025
Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

July 16, 2025
 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu –  tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

July 16, 2025
Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

July 16, 2025
Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

July 16, 2025

DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

July 15, 2025
Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

July 15, 2025
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa  Buddu CBS PEWOSA Sacco

Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa Buddu CBS PEWOSA Sacco

July 16, 2025
Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

July 15, 2025
Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka  eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

July 15, 2025
Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

July 15, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Eno ye Ntanda: Akulira mu nda ya nnyina –  tabula kyamuggyako

by Namubiru Juliet
November 10, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Eno ye Ntanda: Akulira mu nda ya nnyina –  tabula kyamuggyako
0
SHARES
224
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Mu program Entanda ya Buganda nga 08 November,2023 ku cbs 88.8  kaabadde kaasa-mmeeme kennyini, ng’abamegganyi bubefuka.

Gyebiggweredde nga Bogere Richard afunye obugoba 31 ne Kaggwa Charles n’afuna 20 era bombi nebasuumusibwa okugenda ku mutendera gw’olumeggana oguddako, Tumusiime Gerald yafunye 19 era n’awanduka.

Biibino ebibuuzo by’Entanda.
1. Olugero: Nakula sizannya – Ng’ayambadde lukadde

2. Abakomazi balina ekigambo, konkoote, kitegeeza ki? – Ku ngulu kw’olubugo

3. Kabaka Muteesa II yalondebwa mu mwaka ki nga president wa Uganda? –  1963

4. Tuwe essaza Kabaka Ssuuna II mweyakisiza omukono – Buddu

5. Amakulu g’ekisoko, Okuzambalira ku mugongo –  Okukola ekintu mu bwangu

6. Ani yawandiika ekitabo Twejjukanye Oluganda? –  Prof. Nsereko Ntanda

7. Tereeza Sentensi eno. Mwannyina wange omulabyeko? – Mwannyinaze omulabyeko?

8. Tuwe emigaso ebiri egy’eddiba ly’embuzi egy’ennono – Likolwamu ekisenso ekizinisibwa n’okutwalibwa mu ssabo

9. Olugero: Omugenyi alwa – Y’asamba omwenge

10. Abakomazi balina ekigambo bwenyi, kitegeeza ki? – Ye nkata essibwa ku ddaala obutakosa mutuba oguyimbulwa

11. Ssemateeka eyasanyaawo Obwakaba n’obufuzi obulala bwonna obw’ensikirano, yakolebwa mu mwaka ki? –  1967

12. Kabaka Ssuuna yalina omukulembeze w’ensi gweyali agenze okutabaala yaani? – Kataba

13. Okuba nga byosiba bikutuka kitegeeza ki? – Okuba omuyi ennyo

14. Ani yawandiika ekitabo Nnasobola Ekitasoboka –  Waalabyeki Magoba

15. Tereeza Sentensi, Bbaawo mundabire – Balo mundabire

16. Tuwe amakulu g’ebigambo ng’ekyokuddamu okyesigamizza ku ddiba, Ekkope n’oluveera – Ekkope ly’eddiba eritali kkunye, oluveera ly’eddiba ekkunye

17. Olugero: Amala okufuna –  Nti oluggya lukala mbuzi

18. Oyawula otya olubugo olutwalibwa mu kibi n’olutwalibwa mu birala – Olutwalibwa mu kibi telusibwako ate olulala lusibwako olulagala

19. Okulonda okwebyobufuzi okwasookera ddala mu Uganda kwaliwo ddi? – 1961

20. Olutabaalo Kabaka Ssuuna mweyakisiza omukono lwatuumwa linnya ki? – Ddekabusa

21. Okukuba omuntu akatabo, kisoko, kitegeeza ki? –  Okulimbalimba omuntu

22. Ani yawandiika ekitabo Awo Olwatuuka? –  Ddamba Andrew

23. Tereeza ssentensi, Yagenze mu ddwaliro okubeera ng’ajjanjabwa? – Yagenze mu ddwaliro okujjanjabibwa

24. Omuleezi w’eddiba ly’embuzi yeetaaga ki? –  Emmambo n’akambe

25. Olugero: Agafuma bagabejjereza taba – Nti ani yalaba nnabangogoma ng’anywa emmindi

26. Tuweeyo ebigambo bibiri ebiyinza okutegeeza ewafudde omuntu – Okusula ku ssessiriiza oba okusula mu kibi

27. Ebemba tekyala, ekolaki? –  Etabaala

28. Enku ez’ebiduli ebinene Omuganda yaziwa linnya ki? –  Ebisiki

29. Embuga ya Kojja wa Kabaka omukulu eweebwa linnya ki? – Buganziganzi

30. Akanyonyi ka Nnamunye abaganda baakawa ekitiibwa kinene, kitiibwa ki? – Katikkiro wa Katonda

31. Ku ssaawa ttaano okutuuka ku ssaawa mukaaga ez’ettumbi, ku cbs kubaako Program, Programu ki? – Agakutte Omubabiro

32. Omuganda omuntu gwayita Nnankataggwa, yaaba atya? – Ye muntu omukulu akola ebitamugyamu

33. Tuwe amakulu ga mirundi esatu eg’ekigambo Amasiga –  Agafumbwako, agali mu bika byaffe n’ekikula ky’omutwe

34. Olugero: Obudde okuziba – buliisa enkoko omuddo

35. Ebiti ebinyweza omukomagiro mu ttaka biweebwa linnya ki? – Embaali

36. Katikkiro wa Buganda ki eyasaba abazungu bawe Buganda amasannyalaze? – Michael Kawalya Kaggwa

37. Obwoya obubeera ku munwe gwa kasooli buweebwa linnya ki? –  Obubooya

38. Empologoma eri ku kabonero ka Buganda etegeeza ki? – Kabaka

39. Ekiyiri kyeki? – Ekizike

40. Mu lulimi oludda ku balunnyanja, mulimu ekigambo Ekkulumusi, kyeki? – Ejjengo eddene

41. Olugero: Akulira mu nda ya nnyina –  tabula kyamuggyako

42. Kizira okutwala olutagajjo ku buko, olutagajjo kyeki? – Ekita eky’omumwa omugazi

43. Ekipimo abakazi mwebapimira emmere y’amatooke empaate kiweebwa linnya ki? –  Omuwumbo

44. Tuweeyo ebitonde bibiri ebikookolima – Enkoko n’ekitooke

45. Bwoba otambula mu kkubo n’olaba akapande okuli omwana akutte ebitabo otegeera ki? – Nti mu maaso awo waliwo abaana abasalirawo.

Bitegekeddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Prof.Livingstone Luboobi eyali Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025
  • Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology
  • Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda
  •  Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025
  • Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist