• Latest
  • Trending
  • All
Emyaka giweze 145 bukyanga eklezia katolika etuuka mu Uganda

Emyaka giweze 145 bukyanga eklezia katolika etuuka mu Uganda

February 17, 2024
Akakiiko k’ebyokulonda kalaze nti okulonda okuwedde okw’abavubuka,abakadde n’abaliko obulemu kwatambudde bulungi n’ebitundu 99%

Akakiiko k’ebyokulonda kalaze nti okulonda okuwedde okw’abavubuka,abakadde n’abaliko obulemu kwatambudde bulungi n’ebitundu 99%

June 22, 2025
Buddu ekubye Gomba 1 : 0 – mu mupiira ogugguddewo empaka z’Amasaza 2025

Buddu ekubye Gomba 1 : 0 – mu mupiira ogugguddewo empaka z’Amasaza 2025

June 21, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

June 20, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

Eyaliko Supreme Mufti Sheik Suliman Ndirangwa afudde

June 20, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

CBS@29 – Abakozi ba CBS abakyasiinze okuweereza emyaka emingi mu CBS baweereddwa amayinja ag’omuwendo okubasiima

June 20, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

Ppulogulamu za CBS Emmanduso nga bwezikyusiddwa

June 20, 2025

Urban Zone programe empya ku CBS Emmanduso 89.2

June 20, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

Ebijaguzo bya CBS FM ng’ejaguza emyaka 29

June 20, 2025
Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

June 19, 2025
Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

June 19, 2025
Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

June 19, 2025
Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

June 18, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Emyaka giweze 145 bukyanga eklezia katolika etuuka mu Uganda

by Namubiru Juliet
February 17, 2024
in Amawulire
0 0
0
Emyaka giweze 145 bukyanga eklezia katolika etuuka mu Uganda
0
SHARES
159
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ebikumi n’ebikumi by’abamalamazi  abakatoliki bikedde kweyiwa ku kiggwa ky’abaminsani ekya Fr. Simoen Loudel Mapeera ne Bro Delmans Amansi e Kigungu mu kibuga Ntebe.

Bajjjukira nga bwe giweze emyaka 145 okuva abaminsani bano  lwe baleeta eddiini eno  mu Uganda, nga baagobera mu bwato bwabwe ku mwalo e Kigungu.

Buli nnaku z’omwezzi 17/February,    abakatoliki okuva mu bitundu bya Uganda nebweru bakunganira ku kifo kino, okujjukira n’okwefumiitiriza ku byaliwo ng’eddiini y’ekikatoliki ereetebwa mu Uganda.

Emikolo gikulemberwamu ekitambiro kya Missa, era Ssabasumba w’essaza ekkulu erye Kampala Paul Ssemwogerere yakulembeddemu emikolo gy’okujaguza emyaka 145.

Egy’omwaka guno 2024 gitambulidde ku mulamwa ogugamba nti ‘’Ffe ababatize nga tulabira ku buzira bwabajjaffe Mapeera ne Amansi tutambulire wamu nga twenyigira mu mirimo gy’obutume’’.

Wabula newakubadde ng’ekifo kino kyankizo nnyo mu diini yekikatoliki  kyafuna okusoomozebwa okwenjawulo,  ng’okulumbibwa kw’amazzi g’ennyanja Nalubaale eyabooga, saako abavubi n’abasuubuzi abeesenza ku ttaka ly’ekijjukizo kino nga ettaka ly’ekijjukizo kino eryali lisoba mu square milo 2, kati telikyawera wadde yiika 1.

Abategese emikolo gya leero nga bakulembeddwa  Philip Muduni nga ye Sabakristu wa Denary ye Ntebe agamba nti ensonga zino zitunuliddwa nnyo era bagenda kuzanjulira abalamazi  basalire wamu amagezi.

Bisakiddwa: Kakooza GeorgeWilliam.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Akakiiko k’ebyokulonda kalaze nti okulonda okuwedde okw’abavubuka,abakadde n’abaliko obulemu kwatambudde bulungi n’ebitundu 99%
  • Buddu ekubye Gomba 1 : 0 – mu mupiira ogugguddewo empaka z’Amasaza 2025
  • Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio
  • Eyaliko Supreme Mufti Sheik Suliman Ndirangwa afudde
  • CBS@29 – Abakozi ba CBS abakyasiinze okuweereza emyaka emingi mu CBS baweereddwa amayinja ag’omuwendo okubasiima

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist