Emmundu saawa yonna yandiddamu okutokota wakati wab'Abayeekera ba M23 n'amagye ga government ya Democratic Republic of Congo. Abayeekera ba M23 balangiridde nti bagenda kusitukiramu okulwanirira aba Tusti bebagambye nti basuse...
Government ya Sierra Leone eriko etteeka lyereese, nga kati kyabuwaze ebitongole byonna ebya government neby'obwannannyini okuwa emirimu abakyala ebitundu 30 ku buli kikumi awatali kwekwasa nsonga yonna. Etteeka lino liruubirira...
Ppaapa Emeritus Benedict XVI aziikiddwa mu ntaana yennyini omwali mwaziikibwa Ppaaka John Paul II gweyaddira mu bigere. Ppaapa Paul oluvannyuma lw'okulangirirwa mu lubu lw'abatuukirivu , yasengulwa nassibwa mu kifo ekirala...
Missa ey'okusabira paapa Benedict XVI etandise mu klezia ya St Peters Basilica e Vatican, era gy'agenda okuziikibwa. Ebikumi n'ebikumi by'a kristu bikungaanidde mu kibangirizi kya lutikko ya Basirica okumuwerekera. Eklezia...
Emitwalo n'emitwalo gy'abantu abavudde mu mawanga ag'enjawulo bakyeyiwa mu klezia ya St.Peter's Basilica e Vatican, okukuba eriiso evvanyuma ku mubiri gw'omugenzi paapa Benedixt XVI. Abantu abasoba mu mitwalo 80,000 bebakayingira...
Wabaluseewo akatuubagiro wakati wa Democratic Republic of Congo ne Rwanda,entabwe evudde ku bayeekera ba M23 ekyongedde okuteeka akazito ku mukago gwa East African Community. DRC erumiriza Rwanda omuvujjirira abayeekera ba...
Sheikh Khalifa Bin Zayed Al Nahyan Omukulembeze wa United Arab Emirates Sheik Khalifa Bin Zayed Al Nahyan afudde ngátemera mu gyóbukulu 73. Sheikh Kalifa Bin Zayed...
Bannansi ba Kenya n’emikwano okuva ebweru wa Kenya bakuƞƞaanye mu bungi,okukungubagira eyali president wa Kenya ow’okusatu Emilio Stanley Mwai Kibaki. Gino gy'emikolo gy'eggwanga emitongole egyokumukungubagira, gibadde mu kisaawe kya Nyayo...
Eyali president wa Kenya ow'okusatu Dr. Emilio Stanley Mwai Kibaki Eyaliko president wa Kenya Dr. Emilio Stanley Mwai Kibaki avudde mu bulamu bwensi ku myaka 90...