Abatuuze mu kabuga ke Kawoko mugombolola ye Butenga mu district ye Bukomansimbi balwanaganye n'abazigu ababbisa emmundu, bagibasuuzizza ng'erimu amasasi agawerako. Ensitaano ey'amaanyi ebadde wa Mutuuze Mutyaba Bonny okulinaana akamu ku...
Government kyaddaaki etongozza Okukola enguudo okuli Kisubi –Nakawuka-Nateete, Nakawuka – Kasanje –Mpigi, Nakawuka – Mawuugulu-Nanziga-Maya, Kasanje –Buwaya ne Ntebbe- Nakiwogo mu district ye Wakiso. Enguudo zino nga ziwezaako obuwanvu bwa...
Akakiiko ka parliament akakuba tooci mu bantu ababeera balondeddwa omukulembeze wéggwanga kasunsudde ba minister abaggya, era bonna bakakasiddwa. Gen. Wilson Mbasu Mbadi minister omubeezi owóbusuubuzi,...
Minisiter w’Abavubuka, eby’emizannyo n’Ebitone Owek. Robert Sserwanga Ssaalongo, agambye nti enteekateeka zino zaakutandika n’ekyeggulo eky’okusonda ensimbi nga 12 April,2024 mu Hotel Africana mu Kampala. Owek. Sserwanga agambye nti ekyeggulo kino...
Omubiri gw'Omulangira Michael Solomon Ssenyimba Ndawula eyaliko Omulabirizi we Mukono guterekeddwa mu nju ye ey'olubeerera ku St. Phillip ne Andrew Cathedral e Mukono. Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye...
Abantu abenjawulo betabye ku kyeggulo ekitegekeddwa ku Skyz Hotel e Nagguru, okusoonderako ssente ez`okusimba ekibira kya Kabaka okwetoolola amasaza ga Buganda gonna. Ekyeggulo kino kitegekeddwa Obwakabaka bwa Buganda nebannywanyi babwo...
Omukasusi w'olunyago Joyce Josephine Lalam, awangulidde Uganda omudaali ogusookedde ddala mu byafaayo mu kukasuka olunyago mu mpaka za African Games eziyindira mu Ghana. Joyce Josephine Lalam akutte ekifo kyakusatu n'awangula...
Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda, The Most Rev Dr. Samuel Stephen Kazimba Mugalu alangiridde enteekateeka z’okukungubagira n’okuziika omulabirizi w’e Mukono eyawummula Bishop Prof. Michael Ssenyimba. Nga 20 March,2024 Ku ssaawa mwenda...