Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abaami ba Ssaabasajja Kabaka ku mitendera egyenjawulo okubeera abagonvu eri Namunswa, nga bateeka mu nkola ebiragirobye byonna awatali kumutiiririra, n’okulaba ng'obuweereza bwabwe tebuyuuzibwayuuzibwa....
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'ayogerako eri Obuganda ku ssaawa kkumi z'ennyini ez'emisana ku mukutu ogwa 88.8 CBS FM. Omutanda ng'asinziira mu ggwanga lya Namibia, agambye nti...
Eby'amaguzi ebiyita ku mwalo gwe SeaPort mu ogusaangibwa mu kibuga Mogadishu ekya Somalia buli olukya gweyongera okulinnya, olw'embeera y'obutebenkevu eyeyongedde mu kitundu. Amagye g'omukago gwa Africa ogukuuma emiremne mu Somalia...
Radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS fm 88.8 ne 89.2 Emmanduso ne BBS Terefayina ziweereddwa ejjinja ery'omuwendo okuva mu Rotary club ye Bbunga , olw'Okuwagira emirimu gy'enkulaakulana mu bantu wakati mu...
Police nate erungamizza abaneetaba mu Kulamaga e Namugongo nga 03 June,2024 okwewala emivuyo mu by'entambula n’ebyokwerinda byabwe. Oluguudo oluva e Jinja okutuuka Kampala lwakukozesebwa nga buligyo , kyokka tewali mmotoka...