Club ya Vipers eyongedde okwenywereza ku ntikko ya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, ekubye club ya Mbarara City goolo 2-0. Omupiira guno guzanyidwa mu kisaawe kye Kakyeka...
Couch wa SC Villa Petros Koukouras Bya Issah Kimbugwe Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA nga kiyita mu kakiiko ka FUFA Competitions Disciplinary Committeee, kitanzizza...
Club ya SC Villa Jogo Ssalongo yesozze oluzannya olwa quarterfinals mu mpaka za Uganda Cup. Villa ewanduddemu club ya Onduparaka ku goolo 1-0. Goolo yq Villa Jogo Salongo eteebeddwa omuzannyi...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu bitundu byóbuvanjuba n'amasekati ga Africa ekya CECAFA kitandise okwekennenya Rwanda ne Sudan ezitaddemu okusaba kwazo okutegeka empaka za Africa Cup of Nations qualifiers 2023 ezabazannyi abatasussa...
Amawanga 32 gegagenda okuweereza abazannyi n'ababaka mu ggwanga lya Qatar, mu mpaka z'e kikopo ky'ensi yonna eky'omupiira ogw'ebigere ekitandika mu November w'omwaka guno 2022. Empaka za World Cup zitandika nga...
Bruno Fernandes Omuzannyi wa club ya Manchester United e Bungereza, Bruno Fernandes, ezizza buggya endagaano ye ne club eno,wakujicangira endiba ebbanga eddala lya myaka 4 okutuuka...
Tiimu ya senegal Amawanga ga Africa 5 gayiseewo okukiikirira semazinga ono mu mpaka z'ekikopo ky'ensi yonna ekya FIFA World Cup ekigenda okubeera e Qatar kunkomerero y'omwaka...
Uganda Cranes Club ya Express FC mukwano gwabangi ewangudde omupiira ogusookedde ddala n'omutendesi waayo omugya James Odoch,ekubye club ya Police goolo 2-1 mu kisaawe e Wankulukuku....