Mu mpaka za premier league e Bungereza egizanyiddwa leero, club ya Manchester City ne Liverpool ziremaganye goolo 2-2.
Man City esigadde yekyakulembedde liigi nakabonero kamu kesinga ku Liverpool.
Emipiira emirala, Leicester city ekubye Crystal Palace goolo 2-1.
Norwich City ekubye Burnley goolo 2-0.
Brentford ekubye Westham United goolo 2-0.