Andy Mwesigwa yali akyazannyira Uganda Cranes Club ya SC Villa Jogo Ssalongo erangiridde eyaliko captain wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Andy Mwesigwa okukulira ebyemirimu egy’ekikugu...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza emisinde egy'okukuza amazaalibwa ga Ssabasajja Kabaka eg'emyaka 67, gigenda okubeerawo nga 03 July, 2022 mu Lubiri e Mengo. Mu kusooka emisinde gino gyali gyakubeerawo mu April...
MunnaUganda Jas Mangat asitukidde mu mpaka z'emmotoka eza Pearl of Africa Rally Championship ez'omwaka guno 2022. Jas Mangat avugidde essaawa 1:53:6. Empaka zino zimaze ennaku 3 nga ziyindira mu bitundu...
Tiimu ya Heathens 2022 Club y'omuzannyo gwa Rugby eya Heathens esitukidde mu liigi ya babinywera eya Rugby Premier League omulundi gwayo ogwe 16 ,nga tekubiddwamu. Heathens...
Jamil Ssewannyana yoomu ku balondeddwa Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa kironze bannauganda 3 ku mirimu egyenjawulo mu mpaka za CAF Champions League ne CAF Confederations Cup...
Stella Oyella captain wa NIC (ku kkono) ne Shadia Nassanga omuteebi wa club ya KCCA Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’okubaka mu Uganda ekya Uganda Netball Federation, kitongoza...