Cromwell Rwothomio Olukiiko oluddukanya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League lulonze omuteebi wa club ya URA, Cromwell Rwothomio ng'omuzannyi eyasinze banne okucanga endiba omwezi oguwedde...
Ng'amasaza ga Buganda getegekera empaka z'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno, essaza Kyaggwe lirangiridde William Kyeswa nga omutendesi wabwe omugya. William Kyeswa adda mu bigere bya Felix Ssekabuuza eyabatendeka mu mpaka z'omwaka...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa ekya CAF kikakasizza ttiimu ya Uganda Cranes nti yakuzannya n’omuwanguzi wakati Somali ne Tanzania mu mpaka z’okusunsulamu ensi ezinakiika mu mpaka za CHAN ez’omwaka ogujja...