Tiimu ya Uganda ey'omupiira ogw'ebigere ey'abakazi eya Crested Cranes ekubye Burundi goolo 4 - 1. Guno gwemupiira oguggaddewo ekibinja A mu mpaka za Cecafa Senior Women championships, eziyindira ku FUFA...
Cromwell Rwothomio Olukiiko oluddukanya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League lulonze omuteebi wa club ya URA, Cromwell Rwothomio ng'omuzannyi eyasinze banne okucanga endiba omwezi oguwedde...
Ng'amasaza ga Buganda getegekera empaka z'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno, essaza Kyaggwe lirangiridde William Kyeswa nga omutendesi wabwe omugya. William Kyeswa adda mu bigere bya Felix Ssekabuuza eyabatendeka mu mpaka z'omwaka...