Uganda Cranes Club ya Express FC mukwano gwabangi ewangudde omupiira ogusookedde ddala n'omutendesi waayo omugya James Odoch,ekubye club ya Police goolo 2-1 mu kisaawe e Wankulukuku....
Read moreEkibiina ekiddukanya omuzannyo gwémmotoka zémpaka mu Uganda ekya FMU kitandika nga 01 April, 2022 okuwandiika abavuzi bémmotoka abagenda okuvuganya mu mpaka za Pearl of Africa Rally Championships ezómwaka guno. Empaka...
Read moreEkifaananyi kya Sky Sports Bya Issah Kimbugwe Empaka z’okusunsulamu amawanga agagenda okukiikirira Africa mu mpaka z’ensi yonna eza FIFA World Cup ziddamu okuzanyibwa olwaleero,amawanga 10...
Read moreSenegal ba nnantameggwa ba AFCON 2021 Amawanga ataano gayiseewo okwesogga omutendera gw’ebibinja, ogw’okusunsulamu amawanga aganakiika mu mpaka za Africa Cup of Nations,ezinabeera mu Ivory Coast omwaka...
Read moreTtiimu y'essaza Mawogola ewanduse mu mpaka za masaza 2021 bweremeredwa okuwangula Busujju olwaleero. Omupiira gugudde maliri ga goolo 1-1, kyokka nga Mawogola ebadde yetaaga buwanguzi okwerula emikisa gyayo. Kati Mawogola...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA kitikkidde Bobosi Byaruhanga ne Fauzia Najjemba nga omusajja n'omukazi abasinze okucanga endiba omwaka guno 2021 mu mpaka za Airtel FUFA Awards ezibadde ku...
Read moreTtiimu y'essaza Buweekula eyongedde okulaga amaanyi mu mpaka za masaza ga Buganda eziyindira ku FUFA Technical Center e Njeru mu ssaza Kyaggwe, ekubye Mawogola goolo 2-1 n'ekulembera ekibinja Muganzirwazza. Goolo...
Read moreTtiimu yéggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eyabakazi abatasukka myaka 20, ekubye South Africa goolo 1-0 mu mpaka za FIFA U20 woman World Cup qualifiers, goolo eteebeddwa Hadijah Nandago mu ddakiika eye 19....
Read moreOmukadde ng'ayambibwako okutambula obutasigalira ng'Omutanda amaze okusimbula emisinde Abaddusi ababadde bakungaanye okwetoloola olubiri, Kabaka olusimbudde nebadduka nga boolekera oluguudo lwa Kabakanjagala Abamu ku Bazzukulu ba Buganda mu Busoga Bano baddukidde...
Read moreSsabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'asimbula emisinde gy'amazaalibwa ge ag'omwaka 2021 ng'asinziira mu Lubiri lwe olw'e Mengo ewakungaanidde abantu abatonotono okwewala okusaasaanya covid 19, abasinga baddukidde mu bitundu...
Read more