• Latest
  • Trending
  • All
Uganda Cranes 2 – 1 Southsudan: wabula tenakakasibwa kukiika mu  AFCON 2025

Uganda Cranes 2 – 1 Southsudan: wabula tenakakasibwa kukiika mu AFCON 2025

October 15, 2024

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Sports

Uganda Cranes 2 – 1 Southsudan: wabula tenakakasibwa kukiika mu AFCON 2025

by Namubiru Juliet
October 15, 2024
in Sports
0 0
0
Uganda Cranes 2 – 1 Southsudan: wabula tenakakasibwa kukiika mu  AFCON 2025
0
SHARES
81
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Tiimu ya Uganda ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes ekubye South Sudan goolo 2-1 e Juba, so nga ne ku butaka e Kampala, Uganda Cranes yagikuba 1 – 0.

Kati Uganda Cranes ekyakulembedde ekibinja K n’obubonero 10 okuva mu mipiira 4, South Africa esigadde yakubiri n’obubonero 8, Congo Brazzaville yakusatu n’obubonero 4 ate nga South Sudan esembye terinaayo kabonero konna.

Wabula wadde guli gutyo, Uganda tenakakasibwa kwetaba mu mpaka za Africa Cup of Nations ez’omwaka ogujja 2025 zinaabeera e Morocco, oluvanyuma lwa Congo Brazzaville ne South Africa bwe bali mu kibinja kye kimu okugwa amaliri ga goolo 1-1 mu Brazzaville.

Ekya South Africa okulemererwa  okuwangula Congo Brazzaville, olwo Uganda Cranes ebeera tenakakasibwa kukiika mu mpaka ezakamalirizo.

Embeera eno eviiriddeko bannauganda okusigala nga bikyabasobedde, kubanga Uganda Cranes teyakiika mu mpaka za Africa Cup ez’emirundi 2 egisembyeyo okuli eza 2021 e Cameroon ne 2023 mu Ivory Coast.

Uganda Cranes yakiika mu mpaka za AFCON 2019 e Misiri, ne  mu 2017 e Gabon, oluvanyuma lw’ebbanga lya myaka 38 nga tekiika yali yakoma mu 1978.#

Bisakiddwa: Isah Kimbugwe

 

 

Uganda Cranes ejja kudda mu kisaawe nga 11 omwezi ogujja ogwe 11 okuzannya ne South Africa mu kisaawe e Namboole.

Amawanga agakayitamu okugenda e Morocco kuliko Senegal, Misiri, Algeria, Angola, DR Congo, Cameroon, Burkina Faso n’abategesi aba Morocco.

Empaka za Africa Cup of Nations e Morocco, zigenda kuberawo okuva nga 21 omwezi ogwa December 2025 okutuuka nga 18 January 2026.

xxxxxxxxxxIsahxxxxxxxx

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist