Mu mpaka z'ensi yonna eza Olympics eziyindira mu kibuga Paris ekya Bufalansa, America yekyasinga emidaali emingi giri 71. America erina emidaali gya zaabu 19, feeza 26 n'egyekikomo 26. China eri...
Ebya ttiimu y'essaza Busiro byongedde okuba ebibi mu mpaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere eza 2024, Buvuma bwegirumbye omwayo n'egikubirayo goolo 2-0. Omupiira guno guzannyiddwa mu kisaawe e Ssentema....
Club ya Villa Jogo Ssalongo egucangira mu Uganda Premier League erangiridde Morley Byekwaso nga omutendesi ow'ekiseera owa club eno, oluvanyuma lw'omutendesi munnansi wa Serbia Dusan Stonjanovic okulemererwa. Villa Jogo Ssalongo...
Emizannyo gy'amawanga egya Olympics 2024 gitandika leero nga 26 July,2024 mu butongole mu kibuga Paris ekya Bufalansa. Emizannyo gino gigenda kuzanyibwa okutuuka nga 11 August,2024. Amawanga 206 okuli ne Uganda...
Omuzannyi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Kenneth Ssemakula, mu butongole yegasse ku Club Africain egucangira mu liigi ya babinywera eya Tunisia. Kenneth Ssemakula atadde omukono ku ndagaano...
Ttiimu y'essaza Butambala egudde maliri ne ttiimu y'essaza Bugerere mu mpaka za masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere, mu mupiira ogubaddeko n'okuluma obugigi oguzannyiddwa mu kisaawe kya Kibibi SS. Butambala yesoose...
Ttiimu ya Argentina ewangudde ekikopo kya Copa America 2024, ekyedizza omulundi ogwokubiri ogwomuddiringanwa. Argentina ewangudde Columbia ku ggoolo 1:0 mu ddakiika ez’ennyongereza mu kisaawe kya Hard Rock Stadium mu kibuga...
Spain esitukidde mu kikopo kya UEFA Euro 2024 ekubye Bungereza ggoolo 2-1. Ggoolo za Spain ziteebeddwa Nico William ne Mikel Oyarzabal ate eya Bungereza eteebeddwa Cole Palmer. Lamine Yamal ow'emyaka...
Club ya Express mukwano gw'abangi ne Uganda Revenue Authority, zakukozesa e kisaawe kye Nakivubo okukyalizamu emipiira gyabwe season ejja 2024/25, Express egenda kukyusa okuva mu kisaawe kye Wankulukuku kyebadde ekozesa...