• Latest
  • Trending
  • All
KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

July 11, 2025
Jangu oyige engeri abavubuka n’abakyala gyebasobola okuganyulwa mu kulima emmwaanyi ku mitendera egyenjawulo – emisomo giri mu mwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 okutuuka nga 14 mu Lubiri e Mengo

Jangu oyige engeri abavubuka n’abakyala gyebasobola okuganyulwa mu kulima emmwaanyi ku mitendera egyenjawulo – emisomo giri mu mwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 okutuuka nga 14 mu Lubiri e Mengo

May 28, 2026
Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola

Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola

May 27, 2026
Mukole amateeka agayamba abantu bonna – Omulangira Nakibinge abadde ku mikolo gya Eid Adhuha

Mukole amateeka agayamba abantu bonna – Omulangira Nakibinge abadde ku mikolo gya Eid Adhuha

May 27, 2026
Okusaala Eid Adhuha ku Old Kampala – Mufti Mubajje akukkulumye olwa president Museveni okulonda abasiraamu ab’olubatu ku lukiiko lwa ba minister be

Okusaala Eid Adhuha ku Old Kampala – Mufti Mubajje akukkulumye olwa president Museveni okulonda abasiraamu ab’olubatu ku lukiiko lwa ba minister be

May 27, 2026

Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi ku Ebenezer Primary school Kagadi

May 27, 2026
President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

Cabinent yaba minister empya efulumye

May 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza abantu be obubaka bw’Amazuukira ga Yesu – asabye abakwatibwako okussa ebikozesebwa mu malwaliro

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Eid Adhuha 2026 mu bujjuvu – alabudde ku mululu n’obutassa kitiibwa mu ndowooza z’abantu

May 26, 2026
Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

May 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

May 26, 2026
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

May 26, 2026
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

May 24, 2026
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

May 24, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Sports

KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

by Namubiru Juliet
July 11, 2025
in Sports
0 0
0
KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA
0
SHARES
82
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
 
Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, eziza bugya endagano ya captain Filbert Obenchan ebbanga eddala lya myaka 2 munteekateeka ey’okuggumiza ttiimu eno nga yetegekera season ejja eya 2025/26.
 
Filbert Obenchan endagano ye enkadde yaweddeko kunkomerero ya season ewedde.
Mu 2022 mweyatrrkera omukono ku ndagaano ya myaka 3.
 
Filbert Obenchan kakaano agenda kuweza ebbanga lya myaka 10 beddu nga acangira KCCA endiba, nga yasooka kuzannyira club ya KCCA ento wakati wa 2015 okutuuka 2017.
Ebbanga lye yakamala ku KCCA, yabawangulira ekikopo kya CECAFA mu 2019, Uganda Premier League mu season ya 2018/19 , ekikopo kya Uganda Cup, ekikopo kya Super Cup ate n’ekikopo kya FUFA Super 8.
 
KCCA mu kwetegekera season ejja 2025/2026 era yakamala okukansa abazannyi okuli omuteebi Ivan Ahimbisibwe gwe yafunye okuva mu club ya URA ne Lazaro Bwambale okuva mu club ya Kitara.
 
KCCA era yalangirira dda abatendesi abagya okuli Jackson Magera ne Brian Ssenyondo okukolera ewamu okutwala KCCA mu maaso.
 
Season ewedde KCCA tebyagitambulidde bulungi nakatono, olw’obutawangulayo kikopo, nga kakaano kitutte ebbanga lya myaka 6, nga bakwata ekifo kyakutaano ate ne Vipers ne bakubira ku final ya Uganda Cup.
 
Bisakiddwa: Isah Kimbugwe
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Jangu oyige engeri abavubuka n’abakyala gyebasobola okuganyulwa mu kulima emmwaanyi ku mitendera egyenjawulo – emisomo giri mu mwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 okutuuka nga 14 mu Lubiri e Mengo
  • Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola
  • Mukole amateeka agayamba abantu bonna – Omulangira Nakibinge abadde ku mikolo gya Eid Adhuha
  • Okusaala Eid Adhuha ku Old Kampala – Mufti Mubajje akukkulumye olwa president Museveni okulonda abasiraamu ab’olubatu ku lukiiko lwa ba minister be
  • Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi ku Ebenezer Primary school Kagadi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist