Abaddukanya emikutu gy'amawulire mu Uganda baagala gavumenti ebakendeereze ku nsimbi za license n'emisoso emirala egiteekebwa ku mikutu gy'amawulire. Bano mu kibiina kyabwe ekya National Association of Broadcasters baabadde mu ttabamiruka...
Omwogezi wa poliisi Fred Enanga ategezezza nti Poliisi e Kabalagala mu Kampala eriko bannansi ba Somalia basatu beekutte, oluvannyuma lw'okusangibwa n'akuuma akanasula bbomu. Abakwate kuliko Abdul Karim Mayo emyaka 25 nga...
Ab’oluganda lw’omugenzi Sheik Muhammed Abas Kirevu eyattibwa abakuuma ddembe ku lwókuna lwa ssabbiiti ewedde ku bigambibwa nti abadde yenyigira mu bikolwa ebyókuvujjirira nókuwandiisa abayeekera ba ADF, era abatega bbomu ku...
Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda, ngágamba nti abannyarwanda abayingira...
Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby'okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso. Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven...
president wa Burundi Evareste Ndayishimiye ng'ayogerera mu lukungaana. Kyaddaaki government ya America esazizzaamu nnati zeyali erippye ku bamu ku bakungu ba government ya Burundi.President wa America Joe Biden aliko akiragiro...
Poliisi e Kenya eyongedde okumyumyula eby'okwerinda byayo ku nsalo eyawula Uganda ku Kenya e Malaba, nga beekengera abatujju. Kiddiridde obulumbaganyi bwa bbomu obwakoleddwa ku Uganda ku ntandikwa ya ssabbiiti eno...