Minister Hillary Onek Government erangiridde mu butongole nti egenda kusazaamu ebyapa byonna ebyafunibwa ku ttaka ly’e Kyangwali mu district ye Kikuube ,egamba nti ababirina babifuna mu...
Lord mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago agambye nti ebizibu ebikosa bannakampala bivudde ku mateeka ag’ekimpatiira agayisibwa, nga tegasoose kunoonyerezebwako. Lukwago abadde mu lutuula lwa KCCA olwenjawulo olubadde ku City...
Abamu ku bakyala ba FDC abaakwatiddwa nga bemulugunya olw'ebbeeyi y'ebintu eri waggulu Bannamateeka ba FDC abakulembeddwamu lord mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago bakedde mu kooti,...
Ababaka Allan Ssewannyana owa Makindye West ne Ssegirinya Muhammad owa Kawempe North nga bali mu kooti okuyita mu nkola ya Zoom Kkooti ejulirwamu erangiridde olwa nga...
Abakyala ba FDC ababadde bekalakaasa batwaliddwa ku police ye Wandegeya Police ye Wandegeya mu Kampala ekutte era neggalira abakyala bannabyabufuzi abakedde okwekalakasiza ku nkulingo ye Mulago,...
Andrew Ojok Oulanyah ngaali ne sipiika wa parliament Anita Among Munna NRM mutabani w’omugenzi Jacob Lokori Oulanyah, Andrew Ojok Oulanyah yalangiriddwa ku buwanguzi ku kifo ky'omubaka...
President Museven asiibye Omoro ng'anoonya kalulu ka Andrew Ajok Kampeyini zookujjukizo ekifo ky'omubaka wa parliament owa Omoro zikomekerezeddwa olwaleero mu butongole. Okulonda kuno kwakubaawo ku lwokuna...
Kansala Yakubu Kiggundu ku kkono ne Denis Waiswa abafiiridde mu kabenje nga bagenda Omoro Munna NUP abadde kansala we Kazo Angola A Yakubu Yusuf Kiggundu aziikiddwa....
Police ng'etaayiza emmotoka ya Dr. Besigye obutamwongerayo mu kibuga Kampala Eyaliko president wa FDC era omukulembeze wékisinde kya Peoples Front For Transition Rtd Col. Dr. Kizza...