OmulaEbyokuwozesa Minister omubeezi ow'ensonga ze Karamoja ngera ye mubaka omukyala owa District ye Buduuda Agnes Nanduttu emisango gy'okwezibika amabaati g'abawejjere be Karamoja bigudde butaka omulamuzi talabiseeko. Omulamuzi wa kkooti enkulu...
Kkooti enkulu ewozesa abalyake nabakenuzi e Kololo etandika leero 04 July,2023 okuwulira emisango gy'okubulankanya amabaati g'Abakalamoja egivunaanibwa Minister omubeezi ow'ensonga ze Karamoja ngera ye mubaka omukyala owa District ye Buduuda...
Ba Ssentebe ba districts mu Buganda basazeewo okunoonya emikono egiwagira ennongosereza mu ssemateeka w'eggwanga, nga bagala eggwanga lidde ku nfuga eya Federo. Bagamba nti enkola ya government ey'okugabana obuyinza wakati...
Government ya Uganda ewaddeyo okwenyonyolako kwayo eri ekibiina ky'amawanga amagatte ki United Nations olw'etteeka Uganda lyeyayisa eriwera obufumbo n'omukwano gw'abantu ab'ekikula ekimu. Government egambye nti etteeka lino lyayisibwa okutaasa abaana...
Akakiiko k'ebyokulonda mu ggwanga katandise okusunsula abantu abagala okuvuganya ku kifo ky'omubaka wa Oyam North mu district ye Oyam,ekyalimu eyali minister omubeezi ow'abakozu Rtd Col Charles Engola. Minister Engola omukuumi...
Ebitongole by'eby'okwerinda mu Uganda biyiiriddwa ku nsalo ya Uganda eye Mpondwe mu district ye Kasese oluvanyuma lw'abayekera ba M23 okukola obulumbaganyi ku byalo bya Democratic Republic of Congo ebiriraanye Uganda....
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, azzemu okweyama nti wakuyambako ekitundu kye Luweero kikulaakulanr nti kubanga kirimu ebyafaayo bingi eri government ya NRM. President Museveni agambye nti wakufuba...
Olukiiko lwa town ye Kayabwe mu district y'e Mpigi luyisizza ekiteeso okubbulamu Kato Lubwama oluguudo mu kitundu ekyo. Ekiteeso kino kireeteddwa Meeya w'ekibuga ky'e Kayabwe Kasule Zeedi, mu olukiiko olubadde...