OmulaEbyokuwozesa Minister omubeezi ow’ensonga ze Karamoja ngera ye mubaka omukyala owa District ye Buduuda Agnes Nanduttu emisango gy’okwezibika amabaati g’abawejjere be Karamoja bigudde butaka omulamuzi talabiseeko.
Omulamuzi wa kkooti enkulu ewozesa abalyake nábakenuzi Jane Kajuga yali yalaarika nti atandika leerookuwulira omusango oguvunaanibwa minister, kyokka tekisobose nti abaddeko emirimu emitongole gyaliko.#