Ak’akiiko k’eby’okulonda mu kibiina kya FDC e Najjanankumbi kakawandiisa abantu 6 okuvuganya ku kifo kyákulira abavubuka mu kibiina. Abakewandiisa kuliko Abeneitwe Manful, Adepo Francis, Nakabira Swabrah, Ocieng Boniface, Okori Brian...
Ababaka ba parliament ku ludda oluvuganya governmrnt basazeewo okwesamba entuula za parliament zonna, okutuusa nga government ewadde alipoota erimu okwetonda ku bikolwa byebayise ebyeffujjo ebityooboola eddembe ly'abantu abali ku ludda...
Ababaka boludda oluvuganya government mu parliament bekandazze ne bafuluma parliament, nga bemulugunya olw'ebitongole by'okwerinda okukwatanga bannabwe, government netavaayo kubaako kyennyonyola. Ababaka abali ku ludda oluwabula government nga bakulembeddwamu omubaka wa...
Abakulembeze b'ekiwayi ky'ekibiina kya FDC ekituula ku Katonga road bagambye nti abakulembeze abalondeddwa ku kitebe e Najjanankumbi nti baabawadde byoya bya nswa, nti kubanga okusango oguwakanya okulondebwa kwabwe nti...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa, alabudde ku bakulembeze abakyenyigira mu bikolwa eby’obulyi bw'enguzi,okusanyaawo entobazi, okusosola mu mawanga, langi n'ekikula ky'abantu nti bebaviirako ebizibu ebiremesa zi government okutuukiruza...
Police ekakasizza nti abantu 40 bebaakwatiddwa police n'amagye, ng'egamba nti baakwatiddwa nga bambadde obukoofiira obumyufu obutakkirizibwa mu mateeka. Abantu 40 bakwatiddwa ku luguudo lw'Entebbe bwebaabadde bagenda okwaniriza president wa National...
Kooti ekkirizza ekiwayi ky'ekibiina kya FDC ekituula e Najjanankumbi okugenda mu maaso n'enteekateeka z'okutuuza Ttabamiruka wabwe leero nga 06 October,2023. Omulamuzi wa kooti enkulu Musa Ssekaana mu nsala gy'afulumirizza mu...
President wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine kwatiddwa ab'ebyokwerinda bw'abadde yakatuuka ku kisaawe ky'ennyonyi e Ntebbe ng'ava SouthAfrica. Kyagulanyi atuuse ku kisaawe ky'Entebbe ku ssaawa 4 ezokumakya...