• Latest
  • Trending
  • All
Uganda@ 61 – president Museven alabudde abakozi ba government abalagajjalira eggwanga

Uganda@ 61 – president Museven alabudde abakozi ba government abalagajjalira eggwanga

October 8, 2023
Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

July 16, 2025
 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu –  tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

July 16, 2025
Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

July 16, 2025
Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

July 15, 2025

DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

July 15, 2025
Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

July 15, 2025
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa  Buddu CBS PEWOSA Sacco

Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa Buddu CBS PEWOSA Sacco

July 15, 2025
Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

July 15, 2025
Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka  eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

July 15, 2025
Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

July 15, 2025
President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

July 14, 2025
President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

NIRA etandise okufulumya endagamuntu z’abantu ezaali zaggwako – emitwalo 10 zezaakafuluma

July 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Uganda@ 61 – president Museven alabudde abakozi ba government abalagajjalira eggwanga

by Namubiru Juliet
October 8, 2023
in CBS FM, Uncategorized
0 0
0
Uganda@ 61 – president Museven alabudde abakozi ba government abalagajjalira eggwanga
0
SHARES
194
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa, alabudde ku bakulembeze abakyenyigira mu bikolwa eby’obulyi bw’enguzi,okusanyaawo entobazi, okusosola mu mawanga, langi n’ekikula ky’abantu nti  bebaviirako ebizibu ebiremesa zi government okutuukiruza obuvunaanyizibwa bwazo,  nookukuumira amawanga ga Africa emabega.

President Museveni abadde mu maka g’obwa president e Ntebbe, mukwogerako eri eggwanga, ku nsonga ez’enkizo wakati mu kwetegekera ameefuga ga Uganda agomulundi ogwe 61.

Museveni yeweze okuggalira abakozi ba government bonna mu bitundu omuzze mulabikira ebikolwa eby’okusanyaawo entobazi, ebibira,saako obutonde bwensi obulala ng’ abakozi ba government besuuliddeyo gwa naggamba.

Agambye nti bagenda okusooka  okukwata kuliko Parish Chiefs, Giso,CAO RDC n’abakozi ba government abalala olw’okulagajjalira eggwanga, ng’abantu basanyaawo obutonde mu bitundu byabwe.

Wabula President ategezezza nti government egenda kuliyirira abalimi b’omuceere mu bitundu bye Busoga, Bukedi ne Kigezi nti kubanga bangi kubano baali baalambikibwa mu nteekateka za government omuli eya Kibimba Rice Scheme, okulima omuceere mu ntobazi.

Museveni era ategezezza nti government egenda kussa amaanyi mu kuwagira emirimu gy’abantu ssekinoomu mu gwanga omuli ba musiga nsimbi abava mu mawanga ge bweru saako bamusiga nsimbi ab’omunda mu gwanga, nti kubanga bano bebasobola okuyitimusa amangu ebyenfuna by’eggwanga okusinga government.

Ku nsonga ey’obutale Museven ategezezza nti banna Uganda webatuuse tebakyasobola kukozesa bintu byonna ebikolebwa mu makolero agazimbiddwa mu ggwanga,   nga kati waliwo obwetaavu okunoonya n’okuperereza obutale mu mawanga agatuliraanye abantu okusobola okutundayo ebintu byabwe.

Asabye abantu okweyambisa obukiiko bwa State house obutamba okulwanyisa enguzi n’akakuuma ba musigansimbi.

Museveni azeemu okukikaatiriza nti tagenda ku kiriza muntu yenna ku tabangula mirembe ejiriwo mu Uganda.

Agambye nti embeera eri mu mawanga amalala agakoseddwa entalo nti egakosezza nnyo, eviiriddeko n’abantu baago okuddukira mu buwangaanguse.

Uganda yafuna obwetwaze nga 09 October,1962 kati giweze emyaka 61 bukya, Uganda efuna obwetwaze.

Emikolo emikulu egy’omwaka guno 2023 egy’okukuza olunaku luno gyakukwatibwa mu kibuga  Kitgum mu bukiika kkono bwa Uganda.

Bisakiddwa: Ddungu Davis ne Ssebuliba William

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda
  •  Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025
  • Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC
  • Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa
  • DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist