Omulambo gw'abadde Omubaka Omukyala owa district ye Dokolo Cecilia Barbra Atim OGWAL gukomezeddwawo mu ggwanga okuva e India. Gutuusiddwa ku kisaawe ky'ennyonyi Entebbe nga zikunukkiriza okuwera essaawa omwenda ez'emisana. Omulambo...
Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja aliko ensonga ez'enjawulo zaalambuludde zeyenyumiririzaamu, mu bbanga ery'emyaka 2 n'ekitundu gyeyakamala mu kifo kino. Ssaabaminisita abadde mu ppulogulaamu ya Kkiriza Oba Gaana ku 89.2 Emmanduso,...
Police etegeezezza nti okutwalira awamu embeera etambudde bulungi, mu kiseera nga Uganda etuuzizza olukungaana lw'omukago gw'mawanga ga Nampawengwa olwa Non Alligned Movement (NAM). Olukungaana luno lubumbujjira ku Speke Resort e...
Uganda etuuziza olukungaana lw'omukago gwa Non Aligned Movement(NAM) olw'omulundi ogwe 19, ng'olumu ku nkungaana ez'amaanyi mu nsi yonna era nga government egamba nti Uganda yakufunamu nnyo. Omukago gwa NAM gulimu...
Abakungu mu mukago gwa Non Alligned Movement -NAM batudde ku woteeri ya Speke Reasort e Munyonyo, okwekeneenya ekiwandiiko ekirimu ebyasalibwaawo mu lukungaana lwabwe olwasembayo mu October wa 2019 mu Kibuga Baku mu Azabaijan Olukungaana lwa NAM olw’o mulundi 19 lutandiise era abakiise...
Abadde akulira oludda oluvuganya government mu parliament Owek Mathias Mpuuga Nsamba mu butongole awaddeyo wofiisi eri munne amuddidde mu bigere Joel Ssenyonyi. Mathias Mpuuga Nsamba nga yafuuse Commissioner wa Parliament...
Speaker Joel Besekezi Ssenyonyi Omubaka wa Nakawa West mubutongole akakasiddwa ku kifo ky'akulira oludda oluvaganya government mu parliament. Ssenyonyi azze mu bigere bya Mathias Mpuuga Nsamba afuuse Commisioner wa Parliament. NRM ekomezaawo ba Commisioner basatu ababaddeko...
Ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda Simon Mugenyi Byabakama ne ba commissioner byokulonda balekulidde wofiisi zabwe, oluvanyuma lw'ekisanja kyabwe okuggwawo. President Museveni yalonda omulamuzi Simon Mugenyi Byabakama ne ba commissioner 7 okukulembera akakiiko...
Ba sipiika b'amawanga g'abazungu agaaliko amatwale ga Bungereza agagwa mu mukago gwa common wealth mu kibiina kyabwe ekibagatta ki Conference of Speakers and Presiding officers of the common wealth tebalabiseeko...
Ba sipiika abawera 23 aba parliament z'amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza eza common Wealth , bebatuuse mu Uganda okwetaba mu lukungaana lwabwe olw'omulundi ogwa 27, olutudde mu Uganda okuva nga...