Olutalo mu kibiina kya FDC lwongede okulanda omukulembeze we kibiina kino e Najankumbi Eng Patrick Amuriat oboi yerayiridde okufaafaagana n'abagala okussatulula ekibiina. Eng Patrick Amuriat Oboi asinzidde mu lukungaana lwa...
Bannakibiina ki Forum for Democratic Change ekiwayi kya Katonga road, basazeewo basattulule ekibiina kya FDC kyonna, kiwandukululwe mu bibiina by’obufuzi mu ggwanga, enjuyi zombiriri ezikikayanira zitandikewo ekibiina ekirala. Forum for...
Ttabamiruka w’ekibiina kya FDC ekiwayi kya Katonga road atudde, okusalawo kyebazaako oluvannyuma lw'okutalaaga eggwanga nga bebuuza ku bannakibiina. Ku byebalina okusalawo kwe kuli oba nga batandikawo ekibiina oba ekisinde ky'ebyobufuzi...
Abatuunzi b'endokwa z'emmwanyi bayiseeyise mu babaka ba parliment bannakibiina ki NRM, nti basuule mu kasero enteekateeka government gyerina ey'okuggyawo ekitongole ekivunanyizibwa ku mmwaanyi ki Uganda Coffee Development Authority (UCDA), obuvunaanyizibwa...
Bannakibiina kya FDC 36 ab'ekiwayi kye Katonga bazziddwayo ku alimanda mu komera e Luzira okutuusa nga 26 August,2024, ku misango gy'okusekeetererera government. Basimbiddwa mu kooti nga bayita ku mutimbagano mu...
Kooti egobye omusango ogubadde guvunaanibwa ba Commissioner ba Parliament ogwawaabwa Bweete Daniel, eyagisaba erangirire nti akasiimo akaabaweebwa tekaali mu mateeka. Omulamuzi Dr. Douglas Karekona Singiza owa kkooti enkulu mu Kampala...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni, awanjagidde abakulembeze b'ennono mu Uganda okulwana bwezizingirire basige empisa ez'obuntu mu bavubuka, eggwanga lino bweriba ery'okufuna abatuuze abagunjufu. President Museveni asinzidde ku ttendekero ly'abasomesa...
Parliament ya Uganda eyingidde mu nsonga y'ekibinja ky'abayizi abasoba mu 100 abaatwalibwa mu ggwanga lya Iran, nga baali basuubiziddwa okuweebwa sikaala okusoma, wabula nebaasiraanirayo. Kigambibwa nti abaana abobuwala abaagendera mu...