Wofiisi ya ssabawaabi wa government ng'eri wamu n’Ekitongole kya bambega, etandise kaweefube w’Okulwanyisa ebikolwa eby’Obumenyi bw’Amateeka ebiyinza okweyolekera mu bitundu by’Eggwanga ebyenjawulo, mu kwetegekera okulonda kwa bonna okugenda okubaawo mu...
Omubaka wa Mityana South Richard Lumu, ayongedde ennyingo endala mu bbago ly'etteeka lyabaga, eryagala okuleeta ennoongosereza mu tteeka erifuga entambuza y'emirimu mu parliament, erya Administration of Parliaments Act. Ennyingo zino,...
Omukulembeze we ggwanga Yoweri Kagutta Museveni asuubizza okusisinkana ababaka ba parliament n'abamu ku bakulembeze ku mitendera egyenjawulo abobukiika Kkono bwa Uganda, okusala amagezi ku nsonga ezikyalemesezza abantu b'omubitundu bino abaafirizibwa...
Parliament ekkiriza Omubaka wa Mityana South Richard Lumu agende mu maaso n'nteekateeka y'okubaga ennoongosereza ezetaaga okukolebwa mu tteeka erirungamya entambuza y'emirimu mu parliament, erya Administration of Parliament's Act 2024. Ebbago...
President w'ekibiina ki Justice Forum JEEMA Asuman Basaalirwa agobye abamu ku bakulembeze b’ekibiina kino naalonda abapya. Ababiri ku bafuumudwa ku bukulembeze bw’ekibiina besowolayo gyebuvudeko nga begwanyiza Entebbe y’obukulembeze bw’ekibiina. Kuliko...
President wa FDC eye Najjanankumbi Patrick Amuriat atongozza enkola ey'okuwandiisa ba memba ba FDC okuyita ku mutimbagano. Enkola eno agitongolezza mu kibuga Jinja, ewakungaanidde banna FDC abazze mu bungi ddala....
Olutalo mu kibiina kya FDC lwongede okulanda omukulembeze we kibiina kino e Najankumbi Eng Patrick Amuriat oboi yerayiridde okufaafaagana n'abagala okussatulula ekibiina. Eng Patrick Amuriat Oboi asinzidde mu lukungaana lwa...
Bannakibiina ki Forum for Democratic Change ekiwayi kya Katonga road, basazeewo basattulule ekibiina kya FDC kyonna, kiwandukululwe mu bibiina by’obufuzi mu ggwanga, enjuyi zombiriri ezikikayanira zitandikewo ekibiina ekirala. Forum for...