Bannakibiina ki National Unity Platform abaaweebwa kaadi abali mu 100 okuva mu bitundu by'eggwanga ebyenjawulo, baalemereddwa okwewandiisa ku mutendera gw'ebifo by'ababaka ba parliament. Wiiki ewedde, akakiiko k'ebyokulonda kaasunsula abaali bagala...
James Churchill Ssentamu Akulira abayizi ku Makerere University era nga mutabani wakulira ensonga za'abantu abali ebweru w'eggwanga mu kibiina kya NUP, Nyanzi Fred Ssentamu nga ye James Churchill Ssentamu...
Eyaweebwa kaadi ya National Unity Platform ku kifo ky'omubaka wa Bukoto Central asobeddwa, olwomuntu omulala ate okwewandiisa nti akwatidde ekibiina ekyo bendera. National Unity Platform kaadi ya Bukoto Central yagiwa...
Okusunsula n'okuwandiisa abanaavuganya ku bifo by'obubaka bwa parliament mu kalulu ka 2026 kutandise okweyoloola ebitebe bya district byonna mu Uganda. Okusunsula kwakumala ennaku bbiri nga 22 ne 23 October,2025. Ebyokwerindwa...
Abamu ku Banakibiina ki National Unity Platform bafunye ku buwerero ekibiina bwekibawadde kaadi okuvuganya ku bifo by'Ababaka ba Parliament mu kalulu akajja aka 2026, wabula abalala batabuse nga bagamba nti...
President w Uganda Gen. Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, era nga yaakwatidde NRM bendera ku ntebe ennene ey’obwa president, ajjukizza abantu mu bendobendo lya West Nile, okujjukira emirembe, obugagga n’enkulakulana gavumenti...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yeerayiridde okugoba abasomesa bonna abatanadda ku masomero ga government oluvannyuma lw'ebbanga nga bekalakaasa, nti bandiba nga balina ebigendererwa ebikusike. President Museveni abasomesa...
President w'ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu eyesimbyewo ku bwa president bwa Uganda, akuyeze abantu ba Buganda okukozesa amaanyi gabwe okukyusa obukulembeze bw'eggwanga lino, mu kalulu akajja 2026. Kygulanyi abadde...