Ababaka nga bayambako amyuka sipiika okusala keeki Ababaka bakabondo ka NRM mu parliament nga bakulembeddwamu nampala wa government Thomas Tayebwa leero bayozayozezza omumyuka wa sipiika wa parliament Anita Among olwokutuuka...
Minister Haruna Kasolo ng'asomesa abe Butambala emyooga Bya Ddungu Davis Ekitongole ekivunanyizibwa ku nsimbi z’okukulakulanya abantu ekya Micro Finance Support Center, kitandise okulondoola n'okusomesa abantu mu bibiina ebyenjawulo abaawebwa ssente...
Gas cylinder ebwatuse bwefaanana Abantu abatannakakasibwa muwendo bafiiridde mu kubwatuka kwa gas cylinder mu kibuga Mbarara. Ekintu kino kibwatukidde mu katundu akayitibwa Kizungu Zone mu Kibuga Mbarara, okumpi ne Agip...
Ebyaliwo mu 2016 e Kasese ku lubiri lw'omusinga Omukulembeze we kibiina Kya NUP Robert Kyagulanyi ssentamu amanyiddwa nga Bobi wine agambye nti kikwasa ennaku nti abantu be Kasese n'okutuusa kati...
Abasawo nga balaga obutali bumativu ku nsonga ezibakosa Bya Ddungu Davis Palamenti eragidde minister w’eby’obulamu Dr. Jane Ruth Achenge Ocero, okulabikako eri akakiiko akavunanyizibwa ku kulondoola ebisuubizo bya gavumenti n’okubiteekesa...
Tiimu ya Gomba Essaza Gomba bannantameggwa ba 2020 liwanduse mu mpaka zaamasaza ezomwaka guno 2021, Ssingo ejikubye goolo 2 - 0. Ate Buluuli ewangudde Kyadondo ku goolo 2-1.Olwo Buluuli ne...
President Museven ngaali mu kifo webaaziika John Pombe Magufuli Omukulembeze wa Uganda Yoweri Tibuhaburwa Museven akomekkereza olugendo lwe olutongole, lwabaddeko ku muliraano mu Tanzania gyeyetabidde mu nsisinkano eyetabiddwamu abasuubuzi ba...
Fred Enanga Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Poliisi ku kisaawe ky'ennyonyi Entebbe ekutte omuvubuka Mubiru Paul eyatundira enseenene ku nnyonyi ya Ugada airlines namba UR446 eyabadde Eva e Uganda ng’eyolekera...
Luke Owesigire omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano Police ku kisaawe ky’e nnyonyi e Ntebbe etandise okunonyereza ku musirikale waayo agambibwa okuba nga yesse mu kiro ekikeesezza leero. Omusirikale ono...