Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'annyonyola ku nteekateeka Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza entekateeka ezókutereka omubiri gwa Namasole Margret Nagawa Siwoza eyazaamye. Mu nteekateeka efulumiziddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, omubiri...
A fatal accident at Rwimi town in Kabarole district in 2011. Photo by Ruth Katusabe Omuntu omu afiiriddewo mbulaga ng'ono yabadde ddereeva w'emmotoka ya taxi Number UBG 572K egudde neyefuula...
Ebbeyi y'amafuta erinnya buli lunaku n'omuwendo gw'abasaabaze omutono ogukkirizibwa okusaabazibwa mu bus, ba nnyini bus bagamba nti bibawalirizza okulinnyisa ebisale by'entambula okutandika olunaku lw'enkya olw'okuna. Bannyini Bus mu Uganda abegattira...
Ssabawolereza wa gavumenti ya Uganda Kiryoowa Kiwanuka abuulidde palament nti gavument tenalemererwako kusasula bbanja ery'obuwumbi 700 eryewolebwa mu Exim Bank eya China, okugaziya ekisaawe ky'ennyonyi ekya Entebbe International Airport nti...
Omubaka Rukaari (ali ku ddyo) nga yennyonyolako mu kakiiko ka COSASE Akakiiko ka palamenti akalondoolo ebitongole bya gavumenti aka COSASE akakulirwa Joel Ssenyonyi kagenda mu maaso n'okukunya abakungu ba gavumenti...
Ababaka nga bayambako amyuka sipiika okusala keeki Ababaka bakabondo ka NRM mu parliament nga bakulembeddwamu nampala wa government Thomas Tayebwa leero bayozayozezza omumyuka wa sipiika wa parliament Anita Among olwokutuuka...
Minister Haruna Kasolo ng'asomesa abe Butambala emyooga Bya Ddungu Davis Ekitongole ekivunanyizibwa ku nsimbi z’okukulakulanya abantu ekya Micro Finance Support Center, kitandise okulondoola n'okusomesa abantu mu bibiina ebyenjawulo abaawebwa ssente...
Gas cylinder ebwatuse bwefaanana Abantu abatannakakasibwa muwendo bafiiridde mu kubwatuka kwa gas cylinder mu kibuga Mbarara. Ekintu kino kibwatukidde mu katundu akayitibwa Kizungu Zone mu Kibuga Mbarara, okumpi ne Agip...