Couch wa SC Villa Petros Koukouras Bya Issah Kimbugwe Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA nga kiyita mu kakiiko ka FUFA Competitions Disciplinary Committeee, kitanzizza...
Ekitongole ekivunanizibwa ku bigezo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board, (UNEB), kitegezezza nti ekyókusaba abazadde endaga muntu, olwo abaana babwe balyoke bawandiisibwe okutuula ebigezo ebyakamalirizo, nti sikyekimu ku bukwakkulizo...
Sipiika Anita Among, nómumyuka we Thomas Tayebwa, omumyuka wómukulembeze wéggwanga Jesca Alupo ne ssamanisiter wéggwanga Robinah Nabbanja nábabaka ba parliament nga baaniriza omubiri gwéyali...
Ebizimbe okugenda okubeera Kkooti ensukkulumu nejulirwamu ebibadde biteekeddwa okumalirizibwa mu June omwaka guno 2022, bijulidde kumalirizibwa mu November omwaka guno. Eddimu ly'okuzimba kkooti zino lyagyibwako engalo ku nkomerero ya 2019...
Abantu mukaaga bagambibwa okuba nga bafiiridde mu mazzi g'ennyanja Nalubaale,babadde bava ku mwalo e Kiyindi nga bagenda Buvuma. Babadde batambulira ku kinaala ekibadde kitwala ebikozesebwa okuzimba amazzi amayonjo mu ggombolola...
Club ya SC Villa Jogo Ssalongo yesozze oluzannya olwa quarterfinals mu mpaka za Uganda Cup. Villa ewanduddemu club ya Onduparaka ku goolo 1-0. Goolo yq Villa Jogo Salongo eteebeddwa omuzannyi...