Obubaka obuwanjagira banna Uganda okwetaba mu kalulu ka 2026 ak'emirembe bwebumu ku businze okwefuga okubuulira ne mukwogera kwabakungu abetabye mu mikolo gyókulamaga kw'okukuza olunaku lw'abajulizi e Namugongo omwaka guno 2025....
Abalamazi okuva mu ssaza lya eklezia erye Lugazi batuuse e Namugongo, nga bebagenda okukulemberamu ebijaguzo by'olunaku lw'abajulizi olw'omwaka guno 2025. Okuva e mu ssaza e Lugazi basimbudde mu bibinja 3,...
Abantu 8 baddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mubende nga bataawa, oluvanyuma lwa namutikwa w'enkuba okusuula eklezia ya ku ttaka, mwebadde nga basaba. Enjega eno egudde klezia ya St Kizito ku...
Olukiiko lwa ba minister olwatudde luyisizza ekiteeso ekyokuwa ekkanisa ya Uganda obuwumbi bwa shs 2 okujiyambako mu nteekateeka y'olunaku lw'abajulizi omwaka guno 2025 ebyokubaawo nga 03 June e Namugongo Nakiyanja....
Government etongozza Week ya Science ey`omwaka guno 2025, era netegeeza nti kati Uganda eyongedde okusajjakula mu bya Science, Technology n`obuyiiya. Week eno eya Science etongorezeddwa e Namanve, egenda ku bumbujjira...
Paapa Leo XIV ayiimbye Missa ye esookedde ddala nga Paapa ng'ali ne Bakaliddinaali abaamulonze mu Sistine Chapel. Paapa abadde ayogera mu luzungu n'olulatini agambye nti mwetegefu era muvumu okukulemberamu ekelezia...
Abatuuze ku kyalo Ggangu B mu gombolola ya Makindye Ssabagabo mu Wakiso n’okutuusa kati bakyaali ku muyiggo gw’omwana eyatwalibwa amataba negamusuula mu mugga Kaliddubi, ku Saturday nga 12 April,2025 n’okutuusa...
Abatuuze ku mwalo gw’e Nakiwogo mu district ye Wakiso bali mu kutya olwénkoonge ekutte ku mazzi génnyanja Nalubaale, abalunnyanja gye bayita Mubiru bagamba nti etaandise okutta ebyennyanja. Abalunnyanja bagamba...