Omudduumizi wa UPDF era mutabani wa president wa Uganda Gen.Muhoozi Kainerugaba alonze Brigadier Gen. Joseph Ssemwanga Musoke okubeera omumyuka w'omuduumizi w'amaggye g'eggwanga ag'okuttaka Brig General Joseph Ssemwanga Musoke azze mu...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni yebazizza bannauganda olw’okulonda ekibiina kya NRM kumpi ku bifo byonna okwetoloola eggwanga,agambye nti bannansi baalaze nti NRM yesobola okukulembera eggwanga lino. President Museveni...
Omuntu omu akakasiddwa okufiira mu kirombe kya zzaabu ekisangibwa ku kyalo Kagaba mu town council ye Bukuya mu district ye Kassanda, ettaka bweribumbulukuse neribuutikira empuku mwebabadde bagenze okuyikuula Zzaabu. Omugenzi...
Ekigo kya St.Balikuddembe Buloba kikuzizza emyaka 11 bukyanga kitondebwawo, kyakutulwa ku parish ye Busega mu 2014. Emikolo emikulu giyindidde ku klezia e Buloba ku luguudo oluva e Kampala okudda e...
Olwaleero ennaku z'omwezi 13 November, lunaku lwa kwefumintiriza ku musipi ogussibwa mu mmotoka oba mu bidduka ebirala oguyitibwa Seatbelt. Seatbelt y'emmotoka, musipi oguteekebwa mu mmotoka nékigendererwa ekyókutaasa abasaabalira mu mmotoka...
Omuwendo gw'abantu abakakasibwa nti baafiiridde mu kubumbuluka kw'ettaka mu bitundu bye Sebei, gwongedde okulinnya okutuuka ku bantu 19. Enkuba eyafudembye mu district ye Kween,Kapchorwa ne Bukwo yaviiriddeko ettaka okubuumbuluka neriziika...