Government ya Uganda yakawa liyisinsi eri kampuni 20 okulima enjaga yekika kya cannabis mu bitundu by'eggwange ebyenjawulo Ministry y'ensonga zomunda mu ggwanga yevunaanyizibwa okugaba liyisinsi zino ng'ekolera wamu ne ministry...
Kampuni ya Quality Chemical Industries Limited etandise okuziimba ekkolero erigenda okukola eddagala eriweweeza obulwadde bwa Nnalubiri( Sickle Cell) Ssentebe wa kampuni eno munnarotary Emmanuel Katongole agambye nti enteekateeka eno ey'eddagala...
Ekijjulo kya Kaliisoliiso dinner Concert eky’omwaka guno 2025 kitongozeddwa, kyakubaawo nga 3 October ku Hotel Africana mu Kampala. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yaakitongozza ku mukolo ogubadde mu Bulange...
Abakulembeze mu district ye Mityana basattira olw'okubalukawo kw'ekirwadde Mulangira oba Olukusense ekizinzeeko abaana mu ggombolola 2. Ekirwadde kino kitegerekese nti kyabaluseewo mu bitundu bye ggombolola ye Mmaanyi ne mu division...
Government ya Uganda ng'eri wamu ne bannamikago etongozza ennambika empya egenda okugobererwa okuyambako abaana abawala mu nnaku zabwe ez'akasanvu, naddala nga bali ku masomero. Minisiter w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataha Museveni...
Endwadde ezitasiigibwa omuli entunnuunsi, Kokoolo wa Nnabaana , akatungulu mu baami zeyongedde okuseensera abatuuze mu Nansana division mu district ye Wakiso Bino bituukiddwako mu lusiisira lw'eby'obulamu olumaze ennaku 3 nga...
The District Health Officer of Kyankwanzi, Dr. John Sereebe, has called on Ugandans to embrace various forms of immunization, emphasizing that vaccination is not only vital for protecting individuals against...